Olina Kyononya, Ask Me??



Lyrics
Nsilikamu By Bebe Cool


3274 Views

Download the MP3


Intro
Mastermind in Anada, 
Wani production, 
Bebe Cool Banton, yeah...

Chorus
Nsirikamu,
N\'oluusi nembulamu,
Bwemba nzifunye nenywaamu,
Bun\'obulamu twaabusangawo 
abagenda babulekawo ×2

Verse 1
Well,twaasisinkana Kampala,
N\'emirimu tujikolera Kampala,
Ekireetawo enjawukana.. 
Kululunkanira byebatatuuyanira....
Tebatya bayiwa n\'omusaayi,
BanaUganda tweeraze obukyaayi,
Eby\'enfuna tebigulwa musaayi 
ketukubye guno katubamale akabanzi.
Twandibadde baakabi 
ngatukolera wamu naye ate 
tweesika mataayi,
Ate nga tweeyita bataayi..
Ky\'ovolaba obw\'olumu mpowa ne......

Chorus 
Nsirikamu,
N\'oluusi nembulamu,
Bwemba nzifunye nenywaamu,
Bun\'obulamu twaabusangawo 
abagenda babulekawo ×2

Verse 2
Kyetugoba tukimanyi nekyetuli tukimanyi,
Tetudumira ku bintu byetutamanyi,
Byetwoogerako bibera ebyo byetumanyi,
Nga g\'emazima abasinga gebatamanyi.
Okwaagala kwennina okwa Uganda jendimu,
Kweekumpalirizza nzije mu buvumu.
Kitukakatako Bana Uganda kyekimu,
Obutatunda nnyaffe Uganda.
Entasiima ebulwa ajiwa,
Bana Uganda tusaanye tusiimeko.
Akatono akaliwo kaamugaso nnyo,
Bwetuba tukakozesa byamugaso era.

Chorus
N\'oluusi nembulamu,
Bwemba ngafunye nenkomawo,
(amazima)
Kubanga twaagasangawo 
abagenda bagalekawo ×2

Verse 3
Bw\'olwaanirira eddembe lyo 
tolinnyirira ddembe lyange.
Mukazi wo tokwata ku mukazi wange.
Entalo z\'Obufumbo zisigale mu kisenge.
Toyanika buziina bwaffe mu basekeeterezi.
Okwaagala kwennina okwa Uganda jendimu,
Kweekumpalirizza nzije mu buvumu. 
Twebeereremu banaUganda kyekimu, 
Tukimalirize ku kalulu kali. 

Well, 
Twaasisinkana Kampala, 
n\'emirimu tujikolera Kampala, 
Ekireetawo enjawukana,
 kululunkanira byebatatuuyanira. 
Tebatya bayiwa n\'omusaayi,
BanaUganda tweeraze obukyaayi,
Eby\'enfuna tebigulwa musaayi 
ketukubye guno katubamale akabanzi.
Twandibadde baakabi 
ngatukolera wamu naye ate 
tweesika mataayi,
Ate nga tweeyita bataayi..
Ky\'ovolaba obw\'olumu mpowa ne......
Nsirikamu. 

\"Ebigambo tebigula mugaati, 
A Sama Sojah.




Download the MP3


Advertisement




Newly Added Lyrics


Lindako | Maurice Kirya
243 Views

Sinza | Eddy Kenzo
1166 Views

Am Badder featuring Jowy Landa | Grenade Official
978 Views

Njakukadiwa Nawe | Daddy Andre
1087 Views

Love Story | Ykee Benda
1187 Views

Dear Ex | Liam Voice
3467 Views

Under Wraps | Mugabi Kenneth
663 Views

Namudiguli | Rap Gie
514 Views

Negative Vibes [Luganda Version] | Eezzy
1327 Views

Nkulina | Jowy Landa
1303 Views


View More Lyrics

Advertisement