Olina Kyononya, Ask Me??


Sing Along Lyrics


Njigulidde by Betty Liz

Verse 1
Ng'ajja teyakonkona 
kyali kibwatukira nakankana
Ebinyolo kikitanya,
nagezaako maama okulugala
Amagezi kwekwesiba 
nenoonya ekyokola nekibuula
99 nenjikubira ntino 
ejjenyambe nalumbiddwa,
nayo bwetyo netajja
Konze kangume makazi ekijja kijje,
naguma nze nendubandulawo,
amaaso nagakuba kugwe yeggwe.

Chorus
Love yo entuuse kubwongo 
ohohohhhh nze njigulidde, 
eri above my control 
ohohohhhh nze njigulidde 
Love yo entuuse ku jjoba 
ohohohhhh nze njigulidde 
eri above my control 
ohohohhhh nze njigulidde. 

Verse 2
I can't do away with out you 
uhuhhh mazima sisobola, 
wulira omutima bwegukuba 
ttuttuuuu 
kano kabi danger
Nze njagala love love yokka 
jangu ojimpe. 
Onkute ontadd'ontadde mu kattu 
mazima onjimbye
Nyamba tonjiwa baby! 
Omukwano gwenina omunji,
nfukirira hanie 
nze mera nga bimera njuki
Nze nfiira kugwe mukwano 
yanguwa ov'eyo ojj'eno.

Chorus
Love yo entuuse kubwongo 
ohohohhhh nze njigulidde, 
eri above my control 
ohohohhhh nze njigulidde 
Love yo entuuse ku jjoba 
ohohohhhh nze njigulidde 
eri above my control 
ohohohhhh nze njigulidde. 

Verse 3
My one & only 
ogamba ki jangu nkuwe omuli,
tonkyawa talk to me 
ebiganye jangu mbigonjoole
Wamenya pata,
omutima gwange negwegula
Nalinga fala 
wanzijja mukyalo ndi kampala 
Singa wali wesimbyewo 
nze akalulu nandikawadde gwe
Nandikakuumye nenkaberako 
paka nga bakabaze heeee
Naye baby,
nkwagala nyo tova wendi
Munange
Kanoonye ensimbi 
nkole ka banka obe wendi
Munange 
I can't do away with out you 
uhuhhh mazima sisobola, 
wulira omutima bwegukuba ttuttuuuu 
kano kabi danger
Nze njagala love love yokka 
jangu ojimpe. 
Onkute ontadd'ontadde mu kattu 
mazima onjimbye

Chorus
Love yo entuuse kubwongo 
ohohohhhh nze njigulidde, 
eri above my control 
ohohohhhh nze njigulidde 
Love yo entuuse ku jjoba 
ohohohhhh nze njigulidde 
eri above my control 
ohohohhhh nze njigulidde. 

View Betty Liz's Profile   Download the MP3

View More Lyrics