Olina Kyononya, Ask Me??

Sing Along Lyrics


Never
by Eddy Kenzo

View Eddy Kenzo's Profile   Download the MP3


Intro
Artin on the beat 

Verse 1
Yeggwe, gwe wange 
Yeggwe eh, gwe manyi eh eh 
Singa nze nali nfuga
Wandibadde nga tojula
Ky'oyagala ky'ofuna
Nga n'ebyokola totawaana 
Yeggwe eeh , yeggwe wange 
Baby gwe eh, nze gwe manyi eh eh 
Njagala male ebizibu byo
Olivinge ebirooto
Byonna byonna mbireete 
Bye waloota edda ndeete nkukwase
Leero luno leero
Leero luno
Leero luno leero
Leero luno

Chorus
Never betray me 
(never ooh)
Never leave my side oh
(never ooh)
Girl never betray me 
(never ooh)
Never leave my side oh
(never ooh)

Verse 2
Nakati kye nsaba ogireete 
?amba laavu yo ngitereke 
Oyo an'ajja agibanje
Bwe tunaalya amatereke 
Nze gwe, yeggwe wange 
Baby gwe eeh
Yeggwe manyi eh eh 
What a life without you!
My super doper lover
A night without you 
Nkwesize nnyo never betray me 
Love without you!
My super doper lover
What a night without you 
Nkwesize nnyo never betray me 

Chorus
Never betray me 
(never ooh)
Never leave my side oh
(never ooh)
Girl never betray me 
(never ooh)
Never leave my side oh
(never ooh)

Verse 3
Binyuma nnyo bwe mba nkukenga
Girl oli mulungi
Binyuma nnyo bwe weekoza eby'abalungi
Singa nze nali nfuga
Nandibadde byonna mbituusa 
Nga yonna yonna gy'osula
Otambula olina essanyu
Mu mikwano gyo gy'opowa 
Ng'otambula olina akavimbo 
Yeggwe eeh , yeggwe wange 
Baby gwe eh, nze gwe manyi eh eh 
Njagala male ebizibu byo
Olivinge ebirooto
Byonna byonna mbireete 
Bye waloota edda ndeete nkukwase
Leero luno leero
Leero luno
Leero luno leero
Leero luno

Chorus
Never betray me 
(never ooh)
Never leave my side oh
(never ooh)
Girl never betray me 
(never ooh)
Never leave my side oh
(never ooh)

Lyrics by mp3jaja.com

View More Lyrics