Intro Sabula Verse 1 Babe omutima guba gunkubira gwe Nga gunnumira gwe Eno wafuuka kirwadde So nno ekisulo kiba kinsunira gwe Buli kadde, nga ndowooza ku gwe Nga nebuuza olunaku lulikya? Lw'olijja okundaba Nga nesunze okweyisa Baali bannyanika ku mudaala Sweet n'ompa care n'entwala Laba w'onnyanise ku mataala Ompadde eddaala Okutte enamba, ah Chorus Nga nesiimye Empaka z'omukwano ogwakuleeta Nga nesiimye, eeh Nga nesiimye Mu nsi y'abalungi gwe akira era Nga nesiimye, eeh Verse 2 Mu by'omukwano obasinze bali Onkwata bulungi romantically Awo w'ontuuse specifically, haa! Oli magically Bwontouchinga, nkufeelinga, wakenkuka Oli mutendeke ssi bya ggete nawanika Nze bansomesa okuba tayari Ne mmanya obulungi byendi Bye ngaba ssupu gravy Eyo entunula bw'omwenya Kale onnyumira Laba ofuuse ensonga Ensingira bukya noonya Chorus Nga nesiimye Empaka z'omukwano ogwakuleeta Nga nesiimye, eeh Nga nesiimye Mu nsi y'abalungi gwe akira era Nga nesiimye, eeh Verse 3 To the moon and back Mu by'omukwano what a luck!! Onina, eeh Olunaku lulikya?? Lw'olijja okundaba Nga nesunze okweyisa Baali bannyanika ku mudaala Sweet n'ompa care n'entwala Laba w'onnyanise ku mataala Ompadde eddaala Okutte enamba Chorus Nga nesiimye Empaka z'omukwano ogwakuleeta Nga nesiimye, eeh Nga nesiimye Mu nsi y'abalungi gwe akira era Nga nesiimye, eeh Nga nesiimye Lw'olijja okundaba Nga nesiimye, eeh Nga nesiimye Lw'olijja okundaba Nga nesiimye, eeh
Advertisement
Nesiimye | Chosen Becky
4933 Views
Kyosaba | Chosen Becky
9657 Views
Bankuza | Chosen Becky
26580 Views
Ntya featuring Winnie Nwagi | Zex Inchi Kumi Bilangilangi
1375 Views
Gwokya Nga Omuliro | Lydia Jazmine
1248 Views
Wana Wankya | BentiBoys Africa
7176 Views
Take It Slow featuring Winnie Nwagi | Vyper Ranking
7324 Views
Dont Stop | Bebe Cool
4323 Views
Correct | Ykee Benda
3554 Views
Obubadi | Dax Vibez
1872 Views
Sugar | Rebo Chapo
1067 Views
Sembera | Geosteady
1784 Views
Lindako | Maurice Kirya
765 Views
Advertisement