Miserable Rarara Article boom!!! Ba ba ba baamubejjula NIC dancehall bwatyo bw’amukwekula Magical Town Bafana nze bwengibangula Maama tell me say a daughter story Yaŋŋambye okuvva edda ng’ali bwatyo Ku bisenge abasajja baamucunyiza okwo Mu bimwaanyi ennumba zimulumira eyo Nga bwadda ewaka omusanga akaabya kyejo Omukebera nga baamutaagula Ebisambi enkwagulo nga baamukwabula Agulubana mu kiro nga mwattu bamutigomya Awoza mpoomerwa nkoko eno baamusigula Abayaaye nga baamuwoomerwa Ah ng’ensujju mwattu baamubejjula Obuseerezi nga bwatyo bw’abutindira Baabo baabo ng’amataffaali nga bagatikkula Twabaguddeko Twabasanze Naswadde nnyo nazaala bwe yansanze Nga muwalawe obugoye bumwetimbye Talina nsonyi Nazaala yabiŋŋambye Naswadde nnyo nazaala twamusanze Bye yaŋŋambye mukwano byantabudde Nga muwalawe obugoye bumwetimbye Bu toothpicks nyini Nga mu curtain mwabutimbye Bw’onkwata mu kiwato you appetize me You give me a kiss you baptise me You buy mi a cell, you buy airtime A bad time stories about her she say all Twamukwatako mu kiro ng’akukuta n’empeke Kumbe yeegogaagoga abayaaye bamukubye tteke Kasambalyanda kumbe yayiga ne bi ffege Bwe yeekubyakubya ati omusanga yeekubye n’empeke Baamunaayizza Baamuzannyisa Baamudingisa Ab’e Bamunaanika Baamukanika, bwe baamuvumbika Bwe baalaba akumuuka tebaamusaasira Baamukanika, bwe baamuvumbika Bwe balaba alinga lumonde anti baamulya (lya lya lya) Baamubejjula nga muwogo anti baamulya Mu bibajjo Mu bibajjobajjo Twabaguddeko Twabasanze Naswadde nnyo nazaala bwe yansanze Nga muwalawe obugoye bumwetimbye Talina nsonyi Nazaala yabiŋŋambye Naswadde nnyo nazaala twamusanze Bye yaŋŋambye mukwano byantabudde Nga muwalawe obugoye bumwetimbye Bu toothpicks nyini Nga mu curtain mwabutimbye My in-law, amansa mansa her daughter That her daughter Alina amuwogodde ennyonta, eeh Nazaala wange mwattu asiiba annoonya Annyumize muwala we mbuno yalinga akuula She say she putting on a mini Sometimes gonna a bikini Gwe kubamu akafaananyi Mukaziwo mu Germany Mwegenderezze mu bwenzi diplomat Akalimi ke kajjude amasitaani Bw’omulyako afuuka biscuit Mwegendereze mukuwooma alinga chocolate Muwalawe bwe yazze emboozi zaamuweddeko Yasiriseewo mbiro enta nnya yatambuddewo Bwenamuguddeko ha mwattu kye yabaddeko Ky’ava akatutema nti bulijjo yenze amubuza otulo Twabaguddeko Twabasanze Naswadde nnyo nazaala bwe yansanze Nga muwalawe obugoye bumwetimbye Talina nsonyi Nazaala yabiŋŋambye Naswadde nnyo nazaala twamusanze Bye yaŋŋambye mukwano byantabudde Nga muwalawe obugoye bumwetimbye Bu toothpicks nyini Nga mu curtain mwabutimbye x2 D-Records new fashion new energy NIC the Universe production Bad bafana uganda Yabiŋŋambye Nazaala straighta Bafana Uganda we de de deya Boom bark Yaga mi deya Bad Bafana badder than everything Yah doh know God above Me Kill dem babe Ba ba ba, ba!
Advertisement
Ensonga | Ziza Bafana
1917 Views
Nazaala 2018 | Ziza Bafana
8517 Views
Guluma Nasomye | Ziza Bafana
17640 Views
Ntya featuring Winnie Nwagi | Zex Inchi Kumi Bilangilangi
1527 Views
Gwokya Nga Omuliro | Lydia Jazmine
1336 Views
Wana Wankya | BentiBoys Africa
7319 Views
Take It Slow featuring Winnie Nwagi | Vyper Ranking
7445 Views
Dont Stop | Bebe Cool
4340 Views
Correct | Ykee Benda
3565 Views
Obubadi | Dax Vibez
1887 Views
Sugar | Rebo Chapo
1069 Views
Sembera | Geosteady
1810 Views
Advertisement