NALI MUMASANGANZIRA AG’OBULAMU, NGA NDI OMU BWENTI NGA TEWALI AYAMBA MU MASANGANZIRA AG’OBULAMU (MAAMA A A A) NGA NDI OMU BWENTI NGA TEWALI AFAAYO… NALI MUMASANGAZIRA AG’OBULAMU… SSEBO, NGA NDI OMU BWENTI NGA TEWALI ALUMIBWA… VERSE; O O O NENTUNULIRA EBUVVA NJUBA NDABE OBA NGA WALIYO NGA TEWALI AYAMBA NENTULIRA MUMASO N’EMABEGA OBA NGA WALIYO NGA TEWALI AFAAYO NENKOWOLA BAGANDA BANGE,NTI BANANGE MUNYAMBE NEBANSEKERERA.. KYENAVVA NTEMA OMULANGA OMUNENE OGWAKOWULIIZA NEGULU, BANANGE NENKABBA… MAAMA OBULAMU BUNO KIRUMA KIRUMA NG’OFIRIDWA GWOYAGALA… BANANGE OBULAMU BUNO, KIRUMA KIRUMA NGA BAKUBANJA OO O OBULAMU BUNO KIRUMA KIRUMA NGA TEWALI AFAAYO…. MUMASANGANZIRA AGOBULAMU YESU MWEYANSANGA NAMPITA AMANYA NANGE NEMPITABBA.. NAGOLOLA OMUKONO NANGE NENKUNUKIRIZA NANTEKKA MUKIFUBBA NAMPAMBATIRA YEA BANANGE YANYAMBA ALIBA ANI OYO ALINZIJJA KU YESU ALIBA ANI ALIBA ANI ALIVAWA ALINSUBYA OMUSAJJA YESU.. ALIVAWA ALIVAWA TALIYINZA NEBWABA MWANA WANGE TALIYINZA TALIYINZA… NEBWABA MUSAJJA MUSABYE AGENDE… AGENDE AGENDE.. KALE NEBWALIBBA OMUKYALA TALIYINZA TALIYINZA.. ALI OMU AMANYI AMANYA GGANGE.. NANGE MANYI EDDOBOZZI LYE YEA… ALI OMU OMULUNGI EYANJAGALA ALI OMU ALI OMU… ALI OMU EMPOLOGOMA YA YUDA… SIRIMBA OWOMUKIIKA KYA DAUDI… ALI OMU EMUNYENYE EYENKYA KINO EKIMULI EKYOMUKIWONVU… EDAMBE OLYMUBIWONVU EBYENSI ENO ATABULA MUKULABBA ENAKU ALI OMU KABAKA WANGE ALI OMU ALI OMU MAAMA MUSAJJA YEBAALE EYANJAGALA NGA NKOYE OYO KABAKA WANGE ALI OMU ALI OMU CHORUS: ALI MUMASANGANZIRA AG’OBULAMU NALI OMU BWENTI NGA TEWALI AYAMBA MU MUMASANGANZIRA AGOBULAMU (MAAMA) NALI OMU BWENTI NGA TEWALI AFAAYO NALI MU MASANGANZIRA AGOBULAMU (SSEBO O O O) NALI OMU BWENTI NGA TEWALI AFIIRWA MUMASANGANZIRA AGOBULAMU (MAAMA) NALI OMU BWENTI NGA TEWALI AYAMBA NALI MUMASANGANZIRA AGOBULAMU (NYABO) NALI OMU BWENTI NGA TEWALI AFAAYO MUMASANGANZIRA AG’OBULAMU NALI OMU BWENTI NGA TEWALI ALUMIRWA WEBALE YESU….WEBALE NNYO.. WULULULULULU END
Advertisement
Kati Nanga | Winnie Nwagi
6356 Views
Ten Over 10 | Azawi
10253 Views
Siri Safe | Acidic Vokoz
6346 Views
Byowaba | Bebe Cool
3061 Views
Ntya featuring Winnie Nwagi | Zex Inchi Kumi Bilangilangi
3798 Views
Gwokya Nga Omuliro | Lydia Jazmine
2937 Views
Wana Wankya | BentiBoys Africa
10441 Views
Take It Slow featuring Winnie Nwagi | Vyper Ranking
10830 Views
Dont Stop | Bebe Cool
5425 Views
Advertisement