Olina Kyononya, Ask Me??

Sing Along Lyrics


Musege by Nisay P

Intro
Celebrity Boyfriend
Balam Bob
Anada wat Anada Tune

Verse I
Mbadde Muyayu kati nvuse musege
Munsibide munyumba ebanga ddene
Struggle yafuka Struggle
Nebi bbala tubikuba mu fear
Netezeko big sugar Mummy
Kyoka esawa Yona Sugar Mummy Afa!
Ebyuma twabiza kugombolora
Mundu zaba sharp shooter tezikyatikota
Embera yabafura Misege 
Kati mu sharinga ba Sugar daddy
Sugar daddy eyali lwasa yafuka muyaye 
Anyumya bye Enanga

Chorus
We were the Miyayu tufuse Misege
Embera yatunyiga twafuse Misege
Mbadde Muyayu nafuse Musege
Embera yanyize nafuse musege

Verse II
Bi Baby bituvuga Speed 
Omukwanye enakubiri ayagala nziga
Embera yatunyiga Kati akakomando 
tukalaba nga Pizza
KFC chips yamukendeza
Okuba kukitimba tukola na Tugabane
Ba DJ BPM bazigoba 
Ne byuma bilingual nakukatale
Buno obulamu tewali kuswala
Sika Corona tojja kulwala
Funayo ki Beer Oba Ekinyonyi
Abali ewaka simanyi oba mulinze Bidde

Chorus
We were the Miyayu tufuse Misege
Embera yatunyiga twafuse Misege
Mbadde Muyayu nafuse Musege
Embera yanyize nafuse musege

Verse III
Simanyi Oba mumpulira
Abalyeyo mumpulira
Simanyi Oba mumpulira
Bino byemukoze tebitukolera
Netezeko big sugar Mummy
Kyoka esawa Yona Sugar Mummy Afa!
Ebyuma twabiza kugombolora
Mundu zaba sharp shooter tezikyatikota
Buno obulamu tewali kuswala
Sika Corona tojja kulwala
Funayo ki Beer Oba Ekinyonyi
Abali ewaka simanyi oba mulinze Bidde

Chorus
We were the Miyayu tufuse Misege
Embera yatunyiga twafuse Misege
Mbadde Muyayu nafuse Musege
Embera yanyize nafuse musege

Credits
Produced by: Brian Beats
Written By: Jazz Mavoko
Performed & Voiced By: Nisay P
Balaam Bob Entertainment

View Nisay P's Profile   Download the MP3

View More Lyrics