Intro Gwe weeyagale n'omuntu wo Chosen Blood Neeyagala na muntu wange Spice Diana Weeyagale n'omuntu wo alo Eli Arkhis Music Verse 1 Tweyagala nnyo era tetuli na ku bigambo Ffe tumanyi amakulu agali mu bufumbo Twekuuma nnyo era tetuli na ku bigambo Ffe tumanyi amasanyu agali mu bufumbo ho! Kuba tumanyi gye tuvudde Era tumanyi we tutuuse Okunyiiga tukuzza bbali ne tukwatagana Chorus Nkusaba weeyagale n'omuntu wo Nina baby wange Mugabane ne ku bintu byo Muwa n'ebintu byange Nkusaba weeyagale n'omuntu wo Nina baby wange Mugabane ne ku bintu byo Muwa n'ebintu byange Verse 2 Gwe weeyagale n'omuntu wo eyo Neeyagala n'omuntu wange Weeyagale n'omuntu wo alo, oh babe Omulungi muwe okutu Face ye gyetimbe nga tattoo Tomucanga ng'amatatu Tomusuula ddalu Ojjukira lwe wanyiiga n'ovuma munno? Ojjukira luli lwe walangira munno? (N'omulabisa) Sso ate bwe walwala wajjanjabwa munno! Jjukira amaziga ng’okaabira munno (Nti osanga akiiwa) Kati osazeewo okusanyuka ng'osanyuka ne munno Chorus Nkusaba weeyagale n'omuntu wo Nina baby wange Mugabane ne ku bintu byo Muwa n'ebintu byange Nkusaba weeyagale n'omuntu wo Nina baby wange Mugabane ne ku bintu byo Muwa n'ebintu byange Verse 3 Tweyagala nnyo era tetuli na ku bigambo Ffe tumanyi amakulu agali mu bufumbo Twekuuma nnyo era tetuli na ku bigambo Ffe tumanyi amasanyu agali mu bufumbo, yeah eh Gwe weyagale n'omuntu wo eyo Neeyagala na muntu wange Weeyagale n'omuntu wo alo Chorus Nkusaba weeyagale n'omuntu wo Nina baby wange Mugabane ne ku bintu byo Muwa n'ebintu byange Nkusaba weeyagale n'omuntu wo Nina baby wange Mugabane ne ku bintu byo Muwa n'ebintu byange Route Music
Advertisement
Body featuring Nince Henry | Spice Diana
5009 Views
Ready featuring Fik Fameica | Spice Diana
2545 Views
Corona featuring Fik Fameica | Spice Diana
3997 Views
Muntu Wange featuring Chozen Blood | Spice Diana
3308 Views
Marry Me featuring Dj Seven | Spice Diana
3456 Views
Jangu Ondabe | Spice Diana
2615 Views
Bajikona | Spice Diana
4372 Views
Now featuring Daddy Andre | Spice Diana
12769 Views
Nasimatuka Ex | Spice Diana
2362 Views
Kola | Daddy Andre
1359 Views
Oba Onfuna [Owebina] | Fixon Magna
1085 Views
Akageri featuring Recho Rey | Aybrah
2708 Views
Glorify You | Irene Namubiru
416 Views
Ntibula | Martha Mukisa
4566 Views
Personal | Zuli Tums
1137 Views
Advertisement