MPEREKERA LYRICS BY JOSH BUXTON Chorus Mperekera....(Mukwano nkwekutte) ndetera.....(Bili byewasubiza) Mperekera....(Mukwano nkwekutte) Ebinkabya obimanyi er\'ebinsanyusa obimanyi Ebinkabya obimanyi er\'ebinsanyusa obimanyi Verse 1 Guno omukwano gwekitto gwansigalamu (aaaahhhh) Obuzanyo bwekitto bwannemeramu (weewaawo) Omukwano gw\'ekitto gwansigalamu (aaahhhh) Emboozi y\'ekiro njesunga nyo emziza buto Simu yo njilinda everyday nding\'omubanda Era wano wonkubidde kaalaalaa mbadde njilinda Ku facebook ku whatsapp nga yonna nkuswaamaa Kati finally bwonkubidde kwatilira osook\'owuliriza Nze binji byempiseemu kuba era gwe mpulira ekibanja Lonely...I\'m feeling lonely!!! Holiday...nsabayo ka Holiday nze nawe eh mmmm!!! (Chorus) Verse 2 It is impossible (impossible) Obutakulowoozaako Ngezako okwessonyiwa nkwelabire naye olabika wandya nyo Mukateggo mwewansiba nonnyweeza Nninga omuddu wa abaseveni Ekintu kino wakinsuulamu ng\'oyagala nze nkigweemu Nze yali your number emu Kati ongamba nkiveemu Kyensaba neesiga nga bwenkwesiga Nkusaba tondeka Lwolindeka olwo lwendifa... Kubanga nkwagala.....(transpose) Instrumental till End
Advertisement
Mperekera | Josh Buxton
1345 Views
Nenda Baba Iwe featuring Mowzey Radio X All Stars | Josh Buxton
2107 Views
Akalimo | Josh Buxton
954 Views
Kati Nanga | Winnie Nwagi
8622 Views
Ten Over 10 | Azawi
11947 Views
Siri Safe | Acidic Vokoz
8124 Views
Byowaba | Bebe Cool
3256 Views
Ntya featuring Winnie Nwagi | Zex Inchi Kumi Bilangilangi
4002 Views
Gwokya Nga Omuliro | Lydia Jazmine
3177 Views
Wana Wankya | BentiBoys Africa
10840 Views
Take It Slow featuring Winnie Nwagi | Vyper Ranking
11274 Views
Dont Stop | Bebe Cool
5675 Views
Advertisement