Dicco6 - Me is me lyrics Intro It\'s not over yet (Tebinagwa) Dicco6 i get on the beat (njikutekko) Waliwo eyankubidde esimu saawa nga mukaaga (nga mpoye) Mu mansion yange jempoyela eyo e\'Muyenga N\'angaamba waliwo abajegga abeyita aba nigga (Abantu bakooye) Ssize kuyoomba nzize kusangula amazigga (Bambi tutaase) Eastward records, producer Thate Are we ready ¿? Lyrical maturity (nsasage) Eno fraternity..(ya ttabu) Leggo Chorus x2 Ayagala okumanya who is who? Sooka omanye who is me ? Everybody knows fake is you No one is you, you is you And me is me... Verse 1 Nzize mbasomese am getting started Mutuule mukakane ndeeta Nga sinakwata ku ono ayiimba bi yes no Kansokele ku ono ali nga alikko emizimu... Buli beat jakwatakko ajipamamu (atya?) Mbu afanana enkima (eki?) Mbu afanana Zuena (yamaawe) Nze tanesibaako kuba ssimufanana (akuleke) Njogela byayiimba talowooza nti muwalana Kyuusa line zo kuba tezikwatagana Omusomesa, ebijanjaalo embuzi zakutudde (Byebichi ebyo) Wama musomesa ki asomesa olumbugu olunyeemu ? (Taliiyo) Blood nkubilaakko enkya saawa nga munaana (nga mazze lunch) Nkubuulile ensobi jewakola okweyitanga winner (weteleeze) Ndowooza ekigaambo ky\'otamanyi wetaaga interpreter (omuzudde) Oba polio yakuluma nkufunile immuniser ??? Gwe haa gwe nkumaze Katiny nyo kw\'ono eyeyitaanga mgundi\'s finest (he is fake) Nze nakilabilawo he was the fakest (the fakest) Mbu ye kimu kyokka ayagala kumulagakko (woooo) Tayagala kukola nyo atya obigabana Oba lwaaki tadda eli mu kataanga ??? Saaze wanno kuyiimba nga nsembyayo \'GA Njagala just bamanye nti mu hiphop tebabooga... (Tebaboogaaaaaa) Chorus x2 Ayagala okumanya who is who ? Sooka omanye who is me ? Everybody knows fake is you No one is you, you is you And me is me Versre 2 Mpita Dicco6 oba DiccoMukaaga Kansomele banno abeyitta abakaanga Rapper X mbu walunjiwa face Kati otubuulira tukuwe obwa naluluunji ? (Butwaale) Tomalira budde kanzile ku ono makanika Anoonya his property mu nsawo za banne (hehe) Kamale okwe checkinga oba iphone yange ekyaalimu (check check) Asaana kubeela eli mu garage ewa mandeevu (atuunde scrap) Obwo bupale bwayambala ssibwa ba nigga (Bwa ba deemu) Kyova olaba ayiimba ali nga gwebatugga (abooga) Ku lorry y\'amanda kweyayingilira ekibuga Talina yadde work nze muyita na mujega Ssigenda kutama ela ssizina bya kachima Kangendeko ewa mobile money agent Mugambe nti enyiimba ze zibulamu detergent Ampe ku sente nzijanjabe my grandparent Kuba enyiimba ze zezamulera amalibu Bambi ka nyabo kali tekamanyi ntino za ttabu Manya buli beat jentulamu njogelamu fertility Kanno buli omu kafune in your own locality... Chorus x2 Ayagala okumanya who is who? Sooka omanye who is me? Everybody knows fake is you No one is you, you is you And me is me... Outro Eheeee, nze ssisaaga (The untouchable) Tompita taata kuba ssinze kitaawo Big up to the realest GNL ZAMBA DICCO6 here i am..
Advertisement
Light It Up | Dicco6
1663 Views
Me Is Me - Who Is Who Reply | Dicco6
2664 Views
Lifist | Fik Fameica
452 Views
Kansalewo | Sheebah Karungi
462 Views
Picha featuring Grenade Official | Grenade Official
437 Views
Oliwa | Carol Nantongo
364 Views
Kola | Daddy Andre
2835 Views
Oba Onfuna [Owebina] | Fixon Magna
1739 Views
Akageri featuring Recho Rey | Aybrah
2845 Views
Advertisement