Intro Musicraft Davie Davie Lutalo Hehehehe Hmmm aah Verse I Wakkiriza notangana Omutima nkuwadde notwala Kati ate ondaga nkoona, girl Omukwano gunkutte gunkoona Gwe tunuulira engeri gye nfaanana Yogera lwaki tokyampuuna? Kola nze byonna sikyagaana Omutawaana kunzirusa Ngoba waliwo eyakunsoona eh Bae, ebyenju mu kisenge eh Tebabinyumiza batuuze eh Naye gwe abireese eh Amaka gwagasudde eh Chorus Baby oh na, (eh) Wangamba teri alikunsoona (eh, eh) My sweet mboona (eh) Mukwano lwaki ombunya ensonda? Baby oh na, (eh) Wangamba teri alikunsoona (eh, eh) My sweet mboona (eh) Mukwano lwaki ombunya ensonda? Verse II Lwaki bwe nkugamba weefuula busy? Bwe nnyomba ogamba ndi nnyanyagize Mbu ninga nga lumonde mu kaveera agaze Kyusaamu baby olinzigya emize Mimi na wewe we nze naawe Kwawiri-ri milele na milele-le Abajega abansekerera bekyawe Nga binyuma tusonga mbele-lele Omukodo tofuuka atoonoona Olimu amasannyalaze gannuuna ah, eh Bino bye watandikawo binkanga, eh Ompolomya ninga nga mpaabaana, ooh Eeh no! Chorus Baby oh na, (eh) Wangamba teri alikunsoona (eh, eh) My sweet mboona (eh) Mukwano lwaki ombunya ensonda? Baby oh na, (eh) Wangamba teri alikunsoona (eh, eh) My sweet mboona (eh) Mukwano lwaki ombunya ensonda? Verse III Essanyu lyange limpe (eeh) Buli lunaku mba ready (eeh) Jangu eno nkuweeke (eeh) Nkuwe love ekukeete Ani annyingirira ayagadde antabangule? Ngenda kumufuula nseenene mukongole Bwotawuuna (eh eh) Ndeeta maziga unaniona (eh eh) Teriiyo mulala kebera yonna (eh eh) Kila situnataka kufuwona (eh eh) Kiki opapapapa ondeke ogende? Ngensonga wazitankudde Onsuulira ani babe? Pretty pretty egenda (eeh eh yeah) Chorus Baby oh na, (eh) Wangamba teri alikunsoona (eh, eh) My sweet mboona (eh) Mukwano lwaki ombunya ensonda? Baby oh na, (eh) Wangamba teri alikunsoona (eh, eh) My sweet mboona (eh) Mukwano lwaki ombunya ensonda?
Advertisement
Mboona | David Lutalo
3320 Views
Tugende | David Lutalo
4212 Views
Lydia | David Lutalo
5206 Views
Mile featuring Solidstar | David Lutalo
2989 Views
Mayilo | David Lutalo
8052 Views
Ntya featuring Winnie Nwagi | Zex Inchi Kumi Bilangilangi
1338 Views
Gwokya Nga Omuliro | Lydia Jazmine
1229 Views
Wana Wankya | BentiBoys Africa
7146 Views
Take It Slow featuring Winnie Nwagi | Vyper Ranking
7287 Views
Dont Stop | Bebe Cool
4316 Views
Correct | Ykee Benda
3553 Views
Obubadi | Dax Vibez
1869 Views
Sugar | Rebo Chapo
1067 Views
Sembera | Geosteady
1783 Views
Lindako | Maurice Kirya
765 Views
Advertisement