Intro Ribah, hee! Masappe Side Soft Masappe Omuryerubah Masappe Wizard Order Chorus Bannange nga gawooma Masappe Naye gasobola okusuula Masappe Amasappe nga gawooma Masappe Naye gasobola okuziika Masappe Baaba nga gawooma Masappe Naye gasobola okusuula Masappe Amasappe nga gawooma Masappe Naye gasobola okuziika Masappe Verse 1 Ndabye bangi abaakabi Ng'atambula ayogera bubi Bw'omugambako atunula bubi Nga takimanyi akola nsobi So bambi gwe osigala ku powa Ne by'oyabika abantu baba powa Naye mwattu bw'oyolesa amalala Sikulimba eno ensi ekulaga fala Nze Kartel sirina masappe Nyimba kusanyusa bawagizi bange Gwe ng'oli eyo olina amasappe Wetaaga kukwasa Mukama Katonda Kale ?amba tukusabire Akayimba kaakano kakunyumire Ngamba tukusabire oliva ku ngatto N'odda ku lugabire, eeh Chorus Bannange nga gawooma Masappe Naye gasobola okusuula Masappe Amasappe nga gawooma Masappe Naye gasobola okuziika Masappe Baaba nga gawooma Masappe Naye gasobola okusuula Masappe Amasappe nga gawooma Masappe Naye gasobola okuziika Masappe Verse 2 Ky'ova olaba mbagambanga Bw'osanga omuntu omubonganga Ssebo weewale okunyoomanga Eby'ensi bimanyi okufuukanga Bw'otandika otukoona N'otandika otunyooma Okuvuma n'okuvvoola N'ogattako n'otusamba Manya tezikya bbiri lukya nga lwa nsonga Ebyo bye bakuwaana mbu oli muka Be balikuteeka ku nninga Ng'obusente bugenze ng'okogga Chorus Bannange nga gawooma Masappe Naye gasobola okusuula Masappe Amasappe nga gawooma Masappe Naye gasobola okuziika Masappe Baaba nga gawooma Masappe Naye gasobola okusuula Masappe Amasappe nga gawooma Masappe Naye gasobola okuziika Masappe Verse 3 Tokola Amasappe Owa boda Tofuna Amasappe Afande Tokola Amasappe Chairman Tofuna Amasappe Ffe twakulonda Hooo! Tofuna Amasappe Makanika Tokola Amasappe Quantico Tofuna Amasappe Manager Vice Tokola Amasappe Jova Tofuna Amasappe Ziru Bash Tokola Amasappe Side Soft Tofuna Amasappe Shammy K Tokola Amasappe Kanaabe Tofuna Amasappe Emmotoka eyo ssi yiyo Tokola Amasappe Slay queen Chorus Bannange nga gawooma Masappe Naye gasobola okusuula Masappe Amasappe nga gawooma Masappe Naye gasobola okuziika Masappe Baaba nga gawooma Masappe Naye gasobola okusuula Masappe Amasappe nga gawooma Masappe Naye gasobola okuziika Masappe Lyrics by mp3jaja.com Yarumasappe Zivuga Yarukompaare
Advertisement
Masappe | Daxx Kartel
4231 Views
Nakato | Daxx Kartel
4891 Views
Obupangisa | Daxx Kartel
3415 Views
Kola | Daddy Andre
1254 Views
Oba Onfuna [Owebina] | Fixon Magna
1037 Views
Akageri featuring Recho Rey | Aybrah
2702 Views
Glorify You | Irene Namubiru
409 Views
Ntibula | Martha Mukisa
4557 Views
Personal | Zuli Tums
1133 Views
Advertisement