Intro Come sign to my label Gravity Omutujju haha! She want go my level Andre (eeeh) Commence Chorus I see many girls calling me Bampita no bangi I see many girls calling me Bampita no bangi Eh taata taata taata Bampita no bangi Eh taata taata taata Bampita no bangi Verse 1 Watch me! Belinda waabeera mba nina okutuuka Michelle bw'ampitako mba nina okukyuka Flavia alina ekisambi ekyamyuka Tolina ky'ongamba bwemba ne Straka Zuena yandobesa ng'ayita mu park Daniella e Sseguku ankubisa attack Namakula atunda asinga n'amaduuka Sylvia ayagala okwambala zi jean Olivia alina ama hip ne skin Scovia ali genius tali mean Samantha bwemba naye mpambirawo scene Alice ye mukambwe nnyo akira ku Amin Zari ampa ne ku dollar anti ye boss Ameria sifaayo bw'ajja n'ekikoosi Amanda yangamba akyamalayo course Ninayo Naki ne Grace ne Prossy Chorus I see many girls calling me Bampita no bangi I see many girls calling me Bampita no bangi Eh taata taata taata Bampita no bangi Eh taata taata taata Bampita no bangi Verse 2 Andre, ggwe!! Winnie bw'atambula abasajja baasama Jane yansobera alimu ekyama Kenzo bw'andaba ne Rema ng'ataama Ye Zaina ayagala nnyo omukuba obwama Bwe ndaba Benitah, ndowooza bingi Pamelah mwagala okusinga ne siringi Diana ali soft ate empisa ze nnungi Sheebah alina eriiso ng'erya Nvannungi Rose bw'antunuulira nfuna olutiko Maria alina shape ng'akola zi physical Stella yankuba yadde alinayo Nsereko Amina anfumbira enva n'assaamu obutiko Vanessa anywa Coke ng'ali mu club Brenda yeetamwa enkoko ayagala saabu Juliet ng'anyiize akasuka jab Monica nga muyise alinnyirawo cab Bridge Come sign to my label She want go my level She want go my level Chorus I see many girls calling me Bampita no bangi I see many girls calling me Bampita no bangi Eh taata taata taata Bampita no bangi Eh taata taata taata Bampita no bangi Verse 3 Aargh, waliwo Phina Nze mwewuunya Bwe nsanga Gloria nina okumwenya Hope yangamba nti akyali mbeerera Irene mulowoozaako bwe nzibirira Ate bwe ntunula nga ndaba Shamim Ye Cathy atukula ng'anaaba vim Jackie alina okujja ansangeyo mu gym Aisha asana na kuzannyamu ka firimu Ye Eva mweyitira ice cream Shaluwa mwagala yanzaalira Shalom Tina wadde ng'ali shy y'antegeera Cindy bwe muliiramu agumira embeera Outro Taking you there Taking you there Where the girls are today Taking you there Taking you there Where the girls are today Eh taata taata taata Make the girls call my name taata Eh taata taata taata This the way we walk like tata Eh taata taata taata Make the girls call my name taata Eh taata taata taata This the way we walk like tata Uganda East Africa Africa to the world Lyrics by mp3jaja.com
Advertisement
Tusimbudde | Gravity Omutujju
2626 Views
Many Girls featuring Daddy Andre | Gravity Omutujju
2741 Views
Kerere featuring Bebe Cool | Gravity Omutujju
5379 Views
Black Panther, Who Is Who Reply | Gravity Omutujju
8173 Views
Ntya featuring Winnie Nwagi | Zex Inchi Kumi Bilangilangi
1338 Views
Gwokya Nga Omuliro | Lydia Jazmine
1229 Views
Wana Wankya | BentiBoys Africa
7147 Views
Take It Slow featuring Winnie Nwagi | Vyper Ranking
7287 Views
Dont Stop | Bebe Cool
4316 Views
Correct | Ykee Benda
3553 Views
Obubadi | Dax Vibez
1869 Views
Sugar | Rebo Chapo
1067 Views
Sembera | Geosteady
1783 Views
Lindako | Maurice Kirya
765 Views
Advertisement