Intro Yeah yeah yeah A John Blaq bwoy bwoy African bwoy bwoy Andre on the Beat Aya baasi Amazima gwe by'okola omutima wamenya Bwe kuba kutabula sukaali yanoga Wangogolako yenna yenna mukoka Me no like, me no like, Gyal gyal yeah Chorus Nyoola, Nyoola akamotoka Kambeere makanika obeere motoka Nga we njagalira babe nkukanika Yeah yeah yeah Nnyabo Nyoola, Nyoola akamotoka Kambeere makanika obeere motoka Nga we njagalira babe nkukanika Yeah yeah yeah Nnyabo Verse 1 Yadde nga nva wala Omukwano gwo nze baby gwansika Simanyi oba mu mutima Naawe ky'ekyo ky'ofuna Ky'ogere tontya, nze gwe walaba Gwe walaba mu kirooto Nga ndi mu mirror N'ontereeza ettaayi Ne nkuyita mama Yeggwe wekka asobola Okukkakkanya tsunami Omukwano gwo gwa alaali, Walaayi Bakutunulako bagonda bakirimaanyi Tell me what you really want Tukikole ku sande oba ku mande Girl tell me what you really want Nkulabe ku sande oba ku mande Chorus Nyoola, Nyoola akamotoka Kambeere makanika obeere motoka Nga we njagalira babe nkukanika Yeah yeah yeah Nnyabo Nyoola, Nyoola akamotoka Kambeere makanika obeere motoka Nga we njagalira babe nkukanika Yeah yeah yeah Nnyabo Verse 2 Kati no nyingira mu byengera Ng'ayingira akamotoka Nkukanika mpolampola Nkukuba matatu Girl you know me really wanna Be with you everyday Nga tewali na bireekaana Girl you know me really wanna Be with you everyday Nga tewali ba tu calling-a Laavu yo tomato binyuma Nga tewali alemera mu mulyango Okwagala ennyo nawulira Mbu guba musango Kikusigalako kikulemera mu bwongo, Eh eh Tonkuba mugongo leka tubibyemu Bwe nnyingiza ekisumuluzo onnyimbiremu Amazima nkwagala ebitono n'ebinene Mi sweet sweet sweet sweet banana na-na Bw'oba osobola okumwenya n'era kikola Abacookoozi ng'emitima gibaluma Lyrics by mp3jaja.com Chorus Nyoola, Nyoola akamotoka Kambeere makanika obeere motoka Nga we njagalira babe nkukanika Yeah yeah yeah Nnyabo Nyoola, Nyoola akamotoka Kambeere makanika obeere motoka Nga we njagalira babe nkukanika Yeah yeah yeah Nnyabo
Advertisement
Mpa Collabo | John Blaq
2444 Views
Hello Hullo | John Blaq
6654 Views
Nekwataako | John Blaq
7336 Views
Ebyalagirwa | John Blaq
13378 Views
Maama Bulamu | John Blaq
26888 Views
Do Do Dat | John Blaq
12066 Views
Makanika | John Blaq
13131 Views
Obubadi | John Blaq
9138 Views
Tukwatagane | John Blaq
6537 Views
Ntya featuring Winnie Nwagi | Zex Inchi Kumi Bilangilangi
1791 Views
Gwokya Nga Omuliro | Lydia Jazmine
1521 Views
Wana Wankya | BentiBoys Africa
7531 Views
Take It Slow featuring Winnie Nwagi | Vyper Ranking
7585 Views
Dont Stop | Bebe Cool
4374 Views
Correct | Ykee Benda
3576 Views
Obubadi | Dax Vibez
1896 Views
Sugar | Rebo Chapo
1079 Views
Sembera | Geosteady
1853 Views
Advertisement