Intro A John Blaq Bwoy Bwoy Mr. Aya Baasi Your Bwoy Wani Verse 1 When love for me never sabotage it We are too tight like a Dube Concert Omukwano gwaffe gwa bbeeyi ssi layisi Tegulifa mangu ssi mata mabissi Omukwano gw'olina mufirika Guno tegutera kulabika Gwe wakimala nawanika Byonna nabitala nayalika Anyway, inna your love I confide Bwe kuba kubuuza you consult Totya bigambo tebikomya life Oli feeder ssi parasite Chorus Maama Bulamu Mu nsi muno oli omu Tewali kibulamu Gwe nkigamba oli omu Kabiriiti Maama Bulamu Mu nsi muno oli omu Kabiriiti Tewali kibulamu Gwe nkigamba oli omu Kabiriiti Oli omu ati Verse 2 My lady African butterfly sailing Ffe tuli ku mmeeri Bwe tuva wano ku woteeri Olina ennyonta can I give you water? My queen yenze Kabaka Bwe mba ngwa singa ombaka Mu kifuba kyo ne neebaka N'onnyumiza ku love story, love story Nga tuli babiri in my bed babe N'onnyumiza ku love story, love story Favorite bed time story babe Anyway, inna your love I confine Bwe kuba kubuuza you consult Totya bigambo tebikomya life Oli feeder ssi parasite Chorus Maama Bulamu Mu nsi muno oli omu Tewali kibulamu Gwe nkigamba oli omu Kabiriiti Maama Bulamu Mu nsi muno oli omu Kabiriiti Tewali kibulamu Gwe nkigamba oli omu Kabiriiti Oli omu ati Verse 3 Ku lulwo babi bali balifa ndaaza, balidaaga Ku lulwo n'ebigambo byange ndibisengejja Wulirizanga, ne bwendiba nga nnyomba Sirikozesa biri ebigambo ebitunga Ne bwendiba nga nnwana Sirikukubisa gyiri emiggo egikaabya Anyway, inna your love I confide Bwe kuba kubuuza you consult Totya bigambo tebikomya life Oli feeder ssi parasite Chorus Maama Bulamu Mu nsi muno oli omu Tewali kibulamu Gwe nkigamba oli omu Kabiriiti Maama Bulamu Mu nsi muno oli omu Kabiriiti Tewali kibulamu Gwe nkigamba oli omu Kabiriiti Oli omu ati
Advertisement
Mpa Collabo | John Blaq
1990 Views
Hello Hullo | John Blaq
5887 Views
Nekwataako | John Blaq
7014 Views
Ebyalagirwa | John Blaq
13021 Views
Maama Bulamu | John Blaq
26312 Views
Do Do Dat | John Blaq
11621 Views
Makanika | John Blaq
12790 Views
Obubadi | John Blaq
8799 Views
Tukwatagane | John Blaq
6195 Views
Kola | Daddy Andre
1359 Views
Oba Onfuna [Owebina] | Fixon Magna
1085 Views
Akageri featuring Recho Rey | Aybrah
2708 Views
Glorify You | Irene Namubiru
416 Views
Ntibula | Martha Mukisa
4566 Views
Personal | Zuli Tums
1137 Views
Advertisement