Olina Kyononya, Ask Me??


Lyrics | Lydia By David Lutalo

View David Lutalo's Profile
Download the MP3


Jangu eno owange Lydia gwenalonda
Njagala bakimanye bano nti buli mulungi omusinga
Nze negwenkugezaako namunoonya nakoowa
Lydia olimusinji kunze bw\'obula manya mba\'ngwa
Olimuntu wa\'bantu wajjula mirembe
Okuuma ebyaama by\'omunju tebiva mu\'kisenge
Wamponya bali balibamputtu ngasiva ku nkoligo
Nga batunda ebintu by\'omunju nemba mu mbirigo
Gwe Lydia
Oteesa buteesa nenjiga
Butambala mwavaamu\'enjuba
Akalulu mu\'balungi wakawangula
Lydia bonna obasiinga..

Oohhh Lydia
Mazima nfila kugwe bambi
Nkwagala okamala sirina mulala
Buli kyenina nkuwadde
Oohhh Lydia
Mazima nfila kugwe bambi
Nkwagala okamala sirina mulala
Buli kyenina nkuwadde

Lydia ntwala ewamwe e\'Butambala bandabe
N\'omukwano gwo gyendi mu\'bakadde ogwanjule
Amukwatako nsasage
Lydia
Ono maaso malungi wange
Lydia
Sikyangu kufuna muto mugezi bwati kyenva mbugutana
Kankuteekeko sengenge
Lydia
Akukoonako amutunge
Lydia
Nga\'nze muzingulula wenamuzingilira nenkutuukako
Obwesige bwange baby nkuwadde lwakuba
Gwe gwendabamu future
Ngenda kukuwa omukwano nga mpawo kyojula
Gwe gwendabamu future
Abayogera bwebayogera gwe baleke bogere
Gwe gwendabamu future
Gw\'olimu kyenetaaga siwankawanka
Gwe gwendabamu future
Abasomesa abakusomesa bagwane kokonete

Oohhh oh

Oohhh Lydia
Mazima nfila kugwe bambi
Nkwagala okamala sirina mulala
Buli kyenina nkuwadde
Oohhh Lydia
Mazima nfila kugwe bambi
Nkwagala okamala sirina mulala
Buli kyenina nkuwadde

Buli kimu njagala nkisigire gwe sifaayo
Gwe muwala gwesilabangamu bwezigoolo
Oli muto naye oyawuka mu\'bali nfofoolo
Mirembe waponya bali tebalina mpisa
Beeraga bavuma gwe watendekwa
Omanyi omukwano ate oyagalanyo Katonda
Oh oh ohhh
Amazima Lydia ojakunzita
Nebw\'obula edakiika ssebaka
Njagala obeere wano wendaba
Ohh
Oli mugumu tewemotyamotya
Ogumira ebizibu olin\'empisa
Awali ebikyaamye n\'olungamya
Nkwagala nyo Lydia-ha
Olina kyewankola oba? 
Kyona kibeera kiloora
Omutima kyaguwamba

Obwesige bwange baby nkuwadde lwakuba
Gwe gwendabamu future
Ngenda kukuwa omukwano nga mpawo kyojula
Gwe gwendabamu future
Abayogera bwebayogera gwe baleke bogere
Gwe gwendabamu future
Gw\'olimu kyenetaaga siwankawanka
Gwe gwendabamu future

Oohhh Lydia
Mazima nfila kugwe bambi
Nkwagala okamala sirina mulala
Buli kyenina nkuwadde
Oohhh Lydia
Mazima nfila kugwe bambi
Nkwagala okamala sirina mulala
Buli kyenina nkuwadde

Lydia.. 
Lydia.. 

Lydia.. 
Lydia.. 
Lydia.. 
View More Lyrics