Olina Kyononya, Ask Me??


Sing Along Lyrics


Lutalo by Sema K. Steven

Intro
Oh nana eyo
a sema k yeyo
producer benx yoyo

Versie1
nze nkera nyo nenebuuza ekinonyesa nze nekimpalanya
nze atali muyaye (yadde)
ekyobugaga kyeninawo yegwe
buli bwetutambula nebateka 
kasimayilo kompa ne bakimba
naye mukwano kusaba tokyuka nga
bera nange kibanyige batupowe

chorus
njagala omanye gwe lutalo 
gwe lutalo olulwanya abo
nze nkugambye njagala omanye gwe lutalo
gwe lutalo oluyombya abooo..x2

versie2
sija kubanenya okukwegomba
kuba mukwano onyilira wasukuluma
ensobi yabwe butakera enyonyi enkeze yabasoka
njagala nkutigise oh beibe
nkutwaleko mukavulu ate daily
high way, gate way 
night & day
atight mark it nkwekute yiyeeeyii

chorus again

versie
nze ndi mugumu tofuna kutya
nawe nkusaba tokyuka nga
kuba nalayila nti kugwe kwenfila 
ekilitwawula dala mpozi
onyanjule nange nkuwase
olumwe nebisa bebi ozale
akana ositule nange mbusse
abatatwagala KABETUGE TUBALEKE

chorus again

View Sema K. Steven's Profile   Download the MP3

View More Lyrics