Intro Twatondebwa mukifaananyi kye Tetulina kuvumaganya kifaananyi kye Ebikolwa byaffe, emyoyo gyaffe Biyina kuzimbibwa ku musingi gwa mukwano (oooooh) Ssi factory, wabula kwagalana Yagaliza ofune, yagala oyagalwe (Love come lead the way) Face gyambaze akamwenyo (Lead the way) Kakkana, leka omukwano, gufuge... (eya..aaa) Verse 1 I look around me I see the hate I see the blood shed On out screens People fighting Forgetting that, underneath We are the same Aren't we tired of the darkness (Kituffu) And the tears in the streets Cause we all bleed the same When the pain steals our Joy Pre-Chorus Love is Patient, Love is Kind Love is never seeking bad Love Life, Love is Light Eya..aaa (Kitaangala) Love is Power, Love is Truth (Ggemanyi) Love is Hope to this world (Wuliriza) Love is Life, Love is Light (Yes) Chorus Love Lead the Way Love Lead the Way Love Lead the Way Eya....aaa Love Lead the Way Love Lead the Way (Omukwano gufugge) Love Lead the Way (Walai) Eya...aaa Verse 2 Bwenzijukira gyenvudde nebyendabyeko Bangi byalema ate abamu bakyagezaako Abajjula nga tenajja bbo nebogelwako Abaalemerako, tusanye tuwandiikibweko Kulembezanga kwagala jamu ettima mundaayo Lwaki otulugunya omwana oyo atava mundaayo Bazadde omwana omweganye mbunno yali nsobi Tuula wansi zuukuka Ssebo eyo okola nsobi Bulaadi, tolwana na mukyala omwana alaba Ekifaananyi ky'olaga omuto osaana kalabba (Oooooo) Ovaawo oli sober bwonywamu nodda n'okuba Remember, mukaseela kali nga omuwaana Emitima ejimu kati nsigo ez'obukyayi (Bukyayi) Ggwe aloga munno, mpalaniraako buba bukyayi (Bukyayi) Leka omukwano gufuge munsi awatali bukyayi (Bukyayi) Nga bwondaba ompita Nelly, jangu nkuwe ku ka chai... (Aka chai) Tunywemu, haha!! Pre-Chorus Love is Patient, Love is Kind Love is never seeking bad Love Life, Love is Light Eya..aaa X2 Love is Power, Love is Truth Love is Hope to this world Love is Life, Love is Light Chorus Love Lead the Way (Lekka 'Omukwano gukulembere) Love Lead the Way Love Lead the Way Eya....aaa Love Lead the Way (Lekka 'Omukwano gukulembere) Love Lead the Way Love Lead the Way Eya....aaa Bridge You're my brother, you're my Sister (Tuli baluganda) Ffena tubeere wamu Twelwanirire (wuliriza Solome) Let Love be the flag (Gulinga bendera) Let Love be the drug (Nga gulinga 'eddagala) Let Love burn like fire (Nga gutwokya kyekimu) Chorus Love Lead the Way Love Lead the Way (Lekka 'Omukwano gukulembere) Love Lead the Way Eya....aaa Love Lead the Way (Lekka 'Omukwano gukulembere) Love Lead the Way Love Lead the Way (Lekka 'Omukwano gukulembere, kuva 'ebuvanjubwa, oba 'ebuvanjubwa) Eya....aaa Outro Love Lead the way (Nze nawa nnoli) Lead the way (Omutto Nomukulu) Eya..aaaa (Omukyala Nomwami) Lead the way! (Ffena tusekimmu Nga 'enkuyege)
Advertisement
Love Lead featuring St Nelly Sade | Solome Basuuta
469 Views
Sukuma | Solome Basuuta
532 Views
Love Lead featuring St Nelly Sade | Solome Basuuta
1873 Views
All In | Solome Basuuta
1085 Views
Nsuubira | Solome Basuuta
1069 Views
Lifist | Fik Fameica
543 Views
Kansalewo | Sheebah Karungi
583 Views
Picha featuring Grenade Official | Grenade Official
502 Views
Oliwa | Carol Nantongo
438 Views
Kola | Daddy Andre
2840 Views
Oba Onfuna [Owebina] | Fixon Magna
1744 Views
Akageri featuring Recho Rey | Aybrah
2849 Views
Advertisement