Olina Kyononya, Ask Me??Lyrics
Kyosaba By Chosen Becky


9383 Views

Download the MP3


Andre On The Beat

Darling
Mbulirako Owulira Otya
Okuva Lwewaze
Olowoza Kiki Kyenakuwadde 
Nga Tekiwezze
Sembera Wano 
Mukwano Tebatuwulira
Oyagala Ka Candle
Nkalete Kembankolezza
Bwontunulila Wa
Awakyamu Wembantereza?
Songa kko busonzi
Kyongamba nga nkuletela
Abo bagala biyiise
Ebyabwe byakijjasi
Bwomusaba Ka Cake
Ate nga'leta kagati
Naye Nze

Kyosaba Kyenaleta
Kyosaba Kyendeta
Oba kasuupu kowuuta
Kyosaba Kyendeta
Kyosaba Kyenaleta
Kyosaba Kyendeta
Oba kachai nga ndeta
Kyosaba Kyendeta

Nkwagala ddala
Ssi kwetolola ate
Okuva Wansi,
Okutuuka ddala kumutwe
Bwemba nga nebaase
N'olusi nkuloota
Kyova olaba wano
Buli kyoyagala Nchileta
Omukwano bwegutyo gwoka, 
Nze gwena kugukka
Abo bagala biyiise
Ebyabwe byakijjasi
Bwomusaba Ka Cake
Ate nga'leta kagati
Naye Nze

Kyosaba Kyenaleta
Kyosaba Kyendeta
Oba kasuupu kowuuta
Kyosaba Kyendeta
Kyosaba Kyenaleta
Kyosaba Kyendeta
Oba kachai nga ndeta
Kyosaba Kyendeta

Baabbyyyy,
Ssi nti omenye tteka
Tula wotudde
Ebigere wolaba wotekka
Ngenda nawe yoona
Kale ate obba, sikulekka
Amasaali gagano
Gona nze nagayiga
Ela byolaba biino
Bya ddala sibya ki-china
Ninayo obubozi
Tuula awo nkubulire

Kyosaba Kyenaleta
Kyosaba Kyendeta
Oba kasuupu kowuuta
Kyosaba Kyendeta
Kyosaba Kyenaleta
Kyosaba Kyendeta
Oba kachai nga ndeta
Kyosaba Kyendeta

Lyrics by mp3jaja.com
Download the MP3


Advertisement


More Lyrics From Chosen Becky


Nesiimye | Chosen Becky
4679 Views

Kyosaba | Chosen Becky
9384 Views

Bankuza | Chosen Becky
26228 ViewsNewly Added Lyrics


Obubadi | Dax Vibez
156 Views

Sugar | Rebo Chapo
98 Views

Sembera | Geosteady
348 Views

Lindako | Maurice Kirya
351 Views

Sinza | Eddy Kenzo
1343 Views

Am Badder featuring Jowy Landa | Grenade Official
1215 Views

Njakukadiwa Nawe | Daddy Andre
1237 Views

Love Story | Ykee Benda
1231 Views

Dear Ex | Liam Voice
3801 Views

Under Wraps | Mugabi Kenneth
703 Views


View More Lyrics

Advertisement