Intro Mudra (Nessim Pan) Tara-ra tara, DCMA (Nessim Pan Production) Verse I Ebisenge by'omutima gwo Njagala bibe nga byetaya Kub'omutima gwange wano Mpulira nyo nga nkwetaaga Oli muzibu ny'okusanga, Oyakayaka nga taala Onkumira mu ssanyu baibe ndaba twesana Bridge Ng'omukwano guno, Ng'omukwano guno Baibe love eno, Baibe love eno Ng'omukwano guno, Ng'omukwano guno nfa Baibe love eno, Baibe love eno oh oh Chorus Wabula kimuli kyange, Nja kwagala mpite wentuka Kimuli kyange, Sikugabane nga newendwala Kimuli kyange, Nja kwagala mpite wentuka Kimuli kyange, Sembera mpunye ku'kalosa Verse II Nze kimuli kyenfuna kyekikyo, Kyekikyo, kyekikyo Nkugambye ebyange era byebibyo, Byebibyo, byebibyo Baibe, bw'oba ononya bagenda, Nange nonya jengenda Bw'oba onampa magumba, Nasiiba ndy'amagumba Baibe tebakulimba Omukwano gwange, Sigwa bulimba Bridge Ng'omukwano guno, Ng'omukwano guno Baibe love eno, Baibe love eno Chorus Wabula kimuli kyange, Nja kwagala mpite wentuka Kimuli kyange, Sikugabane nga newendwala Kimuli kyange, Nja kwagala mpite wentuka Kimuli kyange, Sembera mpunye ku'kalosa Verse III Ebisenge by'omutima gwo Njagala bibe nga byetaya Kub'omutima gwange wano Mpulira nyo nga nkwetaaga Oli muzibu ny'okusanga, Oyakayaka nga taala Onkumira mu ssanyu baibe ndaba twesana Baibe if I'm in love I'm into you Kyongamba darling, I'm into you Preserve the words as I come fi you Nkugambye love lino doggo, Nze nkugambye eno (honey) Nze nkugambye eno (baibe) Chorus Wabula kimuli kyange (ba-a-a) Nja kwagala mpite wentuka (baibe) Kimuli kyange (kimuli kyange gwe) Sikugabane nga newendwala Kimuli kyange (Nessim Pon) Nja kwagala mpite wentuka Kimuli kyange (ba-a-a) Sembera mpunye ku'kalosa Kimuli (!DCMA) Hey the man fi the mention and you know (Yo mercy) Credit Producer: Nessim Pan Production Writer: Mudra | Ssebunya Alpha
Advertisement
Kimuli Kyange Remix featuring Vinka | Mudra
3874 Views
Kimuli Kyange | Mudra
2757 Views
Kati Nanga | Winnie Nwagi
14181 Views
Ten Over 10 | Azawi
16151 Views
Siri Safe | Acidic Vokoz
12777 Views
Byowaba | Bebe Cool
3569 Views
Ntya featuring Winnie Nwagi | Zex Inchi Kumi Bilangilangi
4308 Views
Gwokya Nga Omuliro | Lydia Jazmine
3598 Views
Wana Wankya | BentiBoys Africa
11815 Views
Take It Slow featuring Winnie Nwagi | Vyper Ranking
12288 Views
Dont Stop | Bebe Cool
6117 Views
Advertisement