Olina Kyononya, Ask Me??


Sing Along Lyrics


Kimuli Kyange by Mudra

Intro
Mudra (Nessim Pan)
Tara-ra tara, DCMA 
(Nessim Pan Production)

Verse I
Ebisenge by'omutima gwo 
Njagala bibe nga byetaya
Kub'omutima gwange wano 
Mpulira nyo nga nkwetaaga
Oli muzibu ny'okusanga, 
Oyakayaka nga taala
Onkumira mu ssanyu baibe ndaba twesana

Bridge
Ng'omukwano guno, 
Ng'omukwano guno
Baibe love eno, 
Baibe love eno
Ng'omukwano guno, 
Ng'omukwano guno nfa
Baibe love eno, 
Baibe love eno oh oh

Chorus
Wabula kimuli kyange, 
Nja kwagala mpite wentuka
Kimuli kyange, 
Sikugabane nga newendwala
Kimuli kyange,
Nja kwagala mpite wentuka
Kimuli kyange, 
Sembera mpunye ku'kalosa

Verse II
Nze kimuli kyenfuna kyekikyo, 
Kyekikyo, kyekikyo
Nkugambye ebyange era byebibyo, 
Byebibyo, byebibyo
Baibe, bw'oba ononya bagenda, 
Nange nonya jengenda
Bw'oba onampa magumba, 
Nasiiba ndy'amagumba
Baibe tebakulimba
Omukwano gwange, 
Sigwa bulimba

Bridge
Ng'omukwano guno, 
Ng'omukwano guno
Baibe love eno, 
Baibe love eno

Chorus
Wabula kimuli kyange, 
Nja kwagala mpite wentuka
Kimuli kyange, 
Sikugabane nga newendwala
Kimuli kyange,
Nja kwagala mpite wentuka
Kimuli kyange, 
Sembera mpunye ku'kalosa

Verse III
Ebisenge by'omutima gwo 
Njagala bibe nga byetaya
Kub'omutima gwange wano 
Mpulira nyo nga nkwetaaga
Oli muzibu ny'okusanga, 
Oyakayaka nga taala
Onkumira mu ssanyu baibe ndaba twesana
Baibe if I'm in love I'm into you
Kyongamba darling, I'm into you
Preserve the words as I come fi you
Nkugambye love lino doggo, 
Nze nkugambye eno (honey)
Nze nkugambye eno (baibe)

Chorus
Wabula kimuli kyange (ba-a-a)
Nja kwagala mpite wentuka (baibe)
Kimuli kyange (kimuli kyange gwe)
Sikugabane nga newendwala
Kimuli kyange (Nessim Pon)
Nja kwagala mpite wentuka
Kimuli kyange (ba-a-a)
Sembera mpunye ku'kalosa
Kimuli 
(!DCMA)
Hey the man fi the mention and you know
(Yo mercy)

Credit
Producer: Nessim Pan Production

Writer: Mudra | Ssebunya Alpha

View Mudra's Profile   Download the MP3

View More Lyrics