Intro Mudra Nessim Pan Vinka Nessim Pan Production Verse I - Vinka Kati mbuulira bye mbeera nkola Nkyayisa ebikusumbuwa Leka nnyumise ebyali byalema Kansuubire ssikusumbuwe Tonsangeko wadde n’ebbala Guno omukwano nze ngwesiga Bridge Ng’omukwano guno Ng’omukwano guno Babe laavu eno Babe laavu eno Ng’omukwano guno Ng’omukwano guno nfa Babe laavu eno Babe laavu eno oh ooh Chorus Wabula kimuli kyange Ngya kwagala mpite we ntuuka Kimuli kyange Ssiikugabanenga ne bwe ndwala Kimuli kyange Ngya kwagala mpite we ntuuka Kimuli kyange Sembera mpunye ku kaloosa Verse II - Mudra Ebisenge by’omutima gwo Njagala bibe nga byetaaya Kuba omutima gwange Wano mpulira nnyo nga nkwetaaga Oli muzibu nnyo okusanga Oyakaayaka nga ttaala Onkuumira mu ssanyu babe Ndaba twesaana Bridge Ng’omukwano guno Ng’omukwano guno Babe laavu eno Babe laavu eno Ng’omukwano guno Ng’omukwano guno nfa Babe laavu eno Babe laavu eno oh ooh Chorus Wabula kimuli kyange Ngya kwagala mpite we ntuuka Kimuli kyange Ssiikugabanenga ne bwe ndwala Kimuli kyange Ngya kwagala mpite we ntuuka Kimuli kyange Sembera mpunye ku kaloosa Verse III Ah see the boy dem pretty, pretty, pretty Pretty, pretty, pretty Ah see mi boy dem pretty, sweetie, pretty Sweetie, pretty, pretty Baby if am in love am into you Kyengamba darling am into you Preserve the words as I come to you Nkugambye laavu lino ddogo Naye mbuuza owaaye Olijja gyendiba nga nkuyise gwe owaaye? Onnyambanga bwe nkuyita Chorus Wabula kimuli kyange (eeh eeh) Ngya kwagala mpite we ntuuka (babe) Kimuli kyange (kimuli kyange eeh) Ssiikugabanenga ne bwe ndwala Kimuli kyange (Nessim Pan) Ngya kwagala mpite we ntuuka Kimuli kyange (eeh eeh) Sembera mpunye ku kaloosa Anyone fi di mention na na na
Advertisement
Kimuli Kyange Remix featuring Vinka | Mudra
3168 Views
Kimuli Kyange | Mudra
1906 Views
Kola | Daddy Andre
1354 Views
Oba Onfuna [Owebina] | Fixon Magna
1084 Views
Akageri featuring Recho Rey | Aybrah
2708 Views
Glorify You | Irene Namubiru
416 Views
Ntibula | Martha Mukisa
4566 Views
Personal | Zuli Tums
1137 Views
Advertisement