Olina Kyononya, Ask Me??


Lyrics
Kampala - Ssi Kibuga Kya aba Fala By H.E Bobi Wine


5947 Views

Download the MP3


Lyrics by mp3jaja.com

So we are bad, 
we are mad
Tubabamba nga mwaka ku mwaka
Bobi Wine mia 
give dem fire - ah
Ha, Say Hear Da Man Style

Gimme da song hit made by rinex
Bad Bobi Wine give dem lyrics
Mi wan a man an woman see dis
Uganda Kikaaye luno
Naye Nga

-- Chorus --

Kampala
Si Kibuga Kyaba Fala
Bwo'oba fala Offude Yala
Enno Kampala
Tebiba bizimbe 
Gwe bwosimagila 
abana tebebaka
Kampala
Si Kibuga Kyaba Fala
Bwo'oba fala Offude Yala
Enno Kampala
Tebiba bizimbe 
Gwe bwosimagila abana tebebaka

Nzijukila nga nakaja
 mukibuga kampala
Nga buli kintu 
kyentununila nkyagala
Nga buli muntu 
gwe'nsinsikana mwesiga
Nasanga buno bu 
boyi obwoku'nguudo
Bwamala kunkuba na ndooli
Obwo bandeka 
nze ntunuza ndaali
Olwo nemanyi 
ebyomu kukyaalo boyi
biba tebikoola 
mu city aaii aiii
Nasokola kamwokya
eyo manga
Jetulabila cinema
 mu kibanda
Nebankamuula mu 
olusamba nanda
Nenfukila ddala 
omubanda eyyy


-- Chorus --

Kampala
Si Kibuga Kyaba Fala
Bwo'oba fala Offude Yala
Enno Kampala
Tebiba bizimbe 
Gwe bwosimagila 
abana tebebaka
Kampala
Si Kibuga Kyaba Fala
Bwo'oba fala Offude Yala
Enno Kampala
Tebiba bizimbe 
Gwe bwosimagila abana tebebaka

Kampala Si 
kibuga kyaba dongo
Kampala kibuga
 kyaba nabwongo
Newa nkubadde kat
i efugwa badongo
Tuba na'babwongo
 tutuyiita badongo
Kampala oba
 olina okuchakala
Wabula, 
Kampala oba olina 
okutelekela nga
Kampala oba olina 
okwelaga Wabula olwo'lumu 
obalina okusikila nga
Kampala oba olina okukaluba
Wabula olwo'olumu 
oba olina ogonda gonga
Kampala tolina kwesiga
wabula olwo'lumu oba 
olina okwesiga kubanga

-- Chorus -- 

Kampala
Si Kibuga Kyaba Fala
Bwo'oba fala Offude Yala
Enno Kampala
Tebiba bizimbe 
Gwe bwosimagila abana tebebaka
Kampala
Si Kibuga Kyaba Fala
Bwo'oba fala Offude Yala
Enno Kampala
Tebiba bizimbe 
Gwe bwosimagila abana tebebaka

Gimme da song hit
 made by rinex
Naki kubidde mu 
power records
Bad Bobi Wine 
give dem lyrics
Enno Kampala kibuga
 kya ani asooka mune
Kati ogendelela ani
 oyo akuba kulusegele
Buli woloba mu 
bakutadde ku lujegele
Bad Black yalobela
 nnyo mu kimangere
Enno city osuula 
mu kayala bwekati
Onno demu tafuna mirembe
Lwakuba teyevuuga
 mu benz yamulembe
Mama fina teyamuwa mirembe
Kati bijulilidde
 Pastor Bugembe
Kyekimu anti O ye zero
Omugaga n'omwaavu enjawulo zero
City, Demu yaleeta ensiiro
Obusajja bubwo,
 wulila embilo 

-- chorus ---

Kampala
Si Kibuga Kyaba Fala
Bwo'oba fala Offude Yala
Enno Kampala
Tebiba bizimbe 
Gwe bwosimagila abana tebebaka
Kampala
Si Kibuga Kyaba Fala
Bwo'oba fala Offude Yala
Enno Kampala
Tebiba bizimbe 
Gwe bwosimagila abana tebebaka


Lyrics by mp3jaja.com
Get to mp3jaja.com
To download the audio




Download the MP3


Advertisement




Newly Added Lyrics


Dawa | Elijah Kitaka
1219 Views

Taratibu | Lydia Jazmine
1149 Views

Kati Nanga | Winnie Nwagi
17342 Views

Ten Over 10 | Azawi
18628 Views

Jeguli | Zafaran
7274 Views

Siri Safe | Acidic Vokoz
15082 Views

Byowaba | Bebe Cool
3868 Views

Ntya featuring Winnie Nwagi | Zex Inchi Kumi Bilangilangi
4450 Views

Gwokya Nga Omuliro | Lydia Jazmine
3811 Views

Wana Wankya | BentiBoys Africa
12196 Views


View More Lyrics

Advertisement