CHORUS 2X NZE JARIBU SIILOZE MUKOME EYO. NAFUUKA KIMULI EKIZUNZA ENJUKI NEBWOBA OMPANA NTI GGWE MUKISA GWANGE NKULEKA AWO NENGENDA. VERSE 1 Eyasooka yakusuubiza binji Kiki obulamubwo obulyamu olukwe Eyo embera mwoyise terojjeka yajjula amaziga Omukyala wa leero, ali bwatyo, ebiddirira kwekwejjusa Nga owoza kimu ti sitaani yankemaaa ah Omusumeeni gubeera gwa malibu Naye emiti jeejigutenda obukambwe Kano kalowoozo joogenda osooke okube tooci Nga tonnasimbula REPEAT CHORUS 2X NZE JARIBU SIILOZE MUKOME EYO NAFUUKA KIMULI EKIZUNZA ENJUKI NEBWOBA OMPANA NTI GGWE MUKISA GWANGE NKULEKA AWO NENGENDA VERSE 2 Nze mmanyi banji, era mbalaba eyo Nga obufumbo bwabatabula obwongo Ebyama by\'omumaka babizunzazunza Ekitiibwa ky\'omumaka bakisudde Laba omwana bwakula nga abalaba mulwana ezo mpisa ki ..oh Laba bwemuswala Nti ewa gundi balwanye Abaana nebakungana Nga engoye muzibikula oh Ago g\'emaka gaffe ag\'ennaku zino omutali kitiibwa REPEAT CHORUS 2X NZE JARIBU SIIROZE MUKOME EYO NAFUUKA KIMULI EKIZUNZA ENJUKI NEBWOBA OMPANA NTI GWE MUKISA GWANGE NKULEKA AWO NENGENDA VERSE 3 Jino emyaka aj\'ekivubuka jiwaga oh ffenna abawala Byetufuna mumakungula oluusi mbale nakukaaba Gwewayagala nga osiimye nga era omwesiga kumbe muyaaye Abasiinga tumala nakwekoona Olwo netutenda obulumi Ebya ndiwulira baalinga bamugamba nga amatu agaggadde REPEAT CHORUS 4X NZE JARIBU SIILOZE MUKOME EYO NAFUUKA KIMULI EKIZUNZA ENJUKI NEBWOBA OMPANA NTI GGWE MUKISA GWANGE NKULEKA AWO NENGENDA.
Advertisement
Feeling | Sarah Musayimuto
797 Views
Mama Nkusabira | Sarah Musayimuto
1562 Views
Gwensinza | Sarah Musayimuto
859 Views
Nateleza | Sarah Musayimuto
808 Views
Jaribu | Sarah Musayimuto
769 Views
Nseyeya | Sarah Musayimuto
962 Views
Wana Wankya |
1914 Views
Take It Slow featuring Winnie Nwagi | Vyper Ranking
2949 Views
Dont Stop | Bebe Cool
2578 Views
Correct | Ykee Benda
2165 Views
Obubadi | Dax Vibez
1441 Views
Sugar | Rebo Chapo
765 Views
Sembera | Geosteady
1118 Views
Lindako | Maurice Kirya
505 Views
Sinza | Eddy Kenzo
1644 Views
Am Badder featuring Jowy Landa | Grenade Official
2149 Views
Advertisement