Intro Yello babe John Blaq Hello babe African Bwoy Hullo babe Brian Beats Aya baasi Chorus Hullo hullo Hullo hullo hullo, hullo Hullo hullo Hullo hullo hullo, hullo Bambi tova ku line Bambi tova ku line Bambi sigalawo awo Bambi tova ku line Verse 1 Ye osiibye otya osiibye otya? Ye onsanze otya onsanze otya? Ye osiibye otya osiibye otya? Onsanze otya onsanze otya? Bukya obeera nange Bukya okikola nange Akamotoka bukya okavuga nange Mbuuliraako by'osanze Yegwe omukwano gwe ntalita Yegwe omukwano gwe nina nina Nina ninaanika akaweta Yegwe omulungi gwe ntalita Era nze ndikubeererawo Singa olimbeererawo Kati bbaayi, bbaayi bbaayi ?genze safari bbaayi, Bbaayi bbaayi Nkuumira mmaali Bbaayi bbaayi bbaayi, Ngenze safari Bwe nkuba ng'opickinga Chorus Hullo hullo Hullo hullo hullo, hullo Hullo hullo Hullo hullo hullo, hullo Bambi tova ku line Bambi tova ku line Bambi sigalawo awo Bambi tova ku line Verse 2 Omukwano gunyuma nga munyumirwa laavu Era omukwano gunyuma nga mwekubirako Omukwano gunyuma nga mwekubirako W'oyagalira okumulabako n'omulabako Nkwataako, smile for me nkwataako Ebigaanyenga mbuuzaako You're my best friend mu nsi eno yeah Gwe Monalisa, Monalisa babe Yegwe amulisa, Gwe amulisa, oh yeah Bw'oliba ng'ogenze Kale ndaba ku weekend Kubanga nswamye, nnyo Kale leka ekifaananyi Nange nkuwe ekifaananyi Kubanga mu kifaananyi Mwe nkubira buli obufaananyi (Babe) Chorus Hullo hullo Hullo hullo hullo, hullo Hullo hullo Hullo hullo hullo, hullo Bambi tova ku line Bambi tova ku line Bambi sigalawo awo Bambi tova ku line BRidge Yegwe omukwano gwe ntalita Yegwe omukwano gwe nina nina Nina ninaanika akaweta Yegwe omulungi gwe ntalita Era nze ndikubeererawo Singa olimbeererawo Kale leka ekifaananyi Nange nkuwe ekifaananyi Kubanga mu kifaananyi Mwe nkubira buli obufaananyi Lyrics by mp3jaja.com Chorus Hullo hullo Hullo hullo hullo, hullo Hullo hullo Hullo hullo hullo, hullo Bambi tova ku line Bambi tova ku line Bambi sigalawo awo Bambi tova ku line
Advertisement
Mpa Collabo | John Blaq
1986 Views
Hello Hullo | John Blaq
5887 Views
Nekwataako | John Blaq
7013 Views
Ebyalagirwa | John Blaq
13020 Views
Maama Bulamu | John Blaq
26307 Views
Do Do Dat | John Blaq
11620 Views
Makanika | John Blaq
12790 Views
Obubadi | John Blaq
8796 Views
Tukwatagane | John Blaq
6195 Views
Kola | Daddy Andre
1254 Views
Oba Onfuna [Owebina] | Fixon Magna
1037 Views
Akageri featuring Recho Rey | Aybrah
2702 Views
Glorify You | Irene Namubiru
409 Views
Ntibula | Martha Mukisa
4557 Views
Personal | Zuli Tums
1133 Views
Advertisement