Olina Kyononya, Ask Me??Lyrics
Guluma Nasomye By Ziza Bafana


17373 Views

Download the MP3


Credit: --> Bitingu Ivan

GULUMA NASOMYE LYRICS-ZIZA BAFANA
mp3jaja Lyrics..

((((INTRO))))

Gulumanasomye.
Imon, kakubata
Uganda Bafana we leading..ate kaano!??

((((CHORUS))))

Gulumana gulumana gulumanasomye 
guno omulembe gwange mwana watu 
gwe wunyisa nabasomye
Gulumana gulumana guluma.nasomye 
gino emiziki gye nkuba gizinya 
na bakulembezee
(south cyde)
Gulumana gulumana gulumanasomye 
guno omulembe gwange mwana watu
 gwe wunyisa nabasomye
Gulumana gulumana guluma.nasomye 
gino emiziki gye nkuba 
gizinya na bakulembeze
Gulumana gulumana gulumanasomye 
guno omulembe gwange mwana watu
 gwe wunyisa nabasomye
Gulumana gulumana guluma.nasomye
Gino emiziki gye nkuba 
gizinya na bakulembeze.

((((VERSE 1))))

Oluganda ndutademu ebilungongo
Luzibuwade kuba ndutademu enyigo
Laba we ndudukanamu.
ninga ayesa omweso
Ndu womesa nga enswa empawu mulusogo
Kamba wuse supu webirengenge
Kamba sanyalabanye nga ma ya masengenge
Abatakiriza kano kagya besaza ebyambe
Amasejerebende mu gazinire ne mu bi senge
Tumanyi abamanyi balaga kye 
bamanyi abamanyi bafana mumanyi
Tumanyi abamanyi balaga kye 
bamanyi abamanyi bafana mumanyi
Tumanyi abamanyi balaga kye bamanyi 
abamanyi bafana mumanyi
Tumanyi abamanyi balaga kye bamanyi 
abamanyi naye bafana mumanyi. mudangayo

((((CHORUS)))

((BRIDGE))
Gugu nkoko,ali mu nkoko
Gugu nkoko mu kikopo tampeko
Gugu nkoko,ali mu nkoko
Gugu nkoko mu kikopo tampeko

(VERSE 2)

Namuziga mwatude mukiwato kye
Ne bwemwemwetula mbu yetuge
Omwera manyo ge manyi gge
Mu ndongo ye edogo mweritude
Ba nakalyobana natato banakana
(ngya bakyankalanya)
Abajjwa abadu abakujukuju
(ngya batuyanya)
Abafarisayo bakadukayo bakasangwawo
(ngya bakankanya)
Abasezi abalogo nabano bano bano
 ooh yaaahhuu
(ngya basirisa)

((((CHORUS)))

(((VERSE 3))))

Ebisenge mbisanze binyenya
Ebye ki dancehall mbisanze biyuga
Kakano nta ndise obizimba
Mwe musirike abalemwa obiwanga
Ontankanemu-nkwongeremu
Oneyimbamu-nkubandulemu
Ngakubisemu-tukwajemu
Nkulage obuvumu,obubulimu eehhh!

(((BRIDGE)))

Gugu nkoko,ali mu nkoko
gugu nkoko mukikopo tampeko
Gugu nkoko,ali mu nkoko
Gugu nkoko mukikopo tampeko

((FINISH VERSE))

Gukona ninga asosa omusekuzo
Kaanjanjawaze tuguyite omudalizo
Mugya kazina abalina gomessi
eziriko emidaliso 
ezo style mbi bwoba togimanyi
kakana ama oduma ki?????

((FINISH CHORUS))

AFRO BASED UG©2015

Lyrics on mp3jaja.com
Download the MP3


Advertisement


More Lyrics From Ziza Bafana


Ensonga | Ziza Bafana
1728 Views

Nazaala 2018 | Ziza Bafana
8332 Views

Guluma Nasomye | Ziza Bafana
17374 ViewsNewly Added Lyrics


Wana Wankya |
1918 Views

Take It Slow featuring Winnie Nwagi | Vyper Ranking
2950 Views

Dont Stop | Bebe Cool
2578 Views

Correct | Ykee Benda
2166 Views

Obubadi | Dax Vibez
1441 Views

Sugar | Rebo Chapo
765 Views

Sembera | Geosteady
1118 Views

Lindako | Maurice Kirya
505 Views

Sinza | Eddy Kenzo
1644 Views

Am Badder featuring Jowy Landa | Grenade Official
2150 Views


View More Lyrics

Advertisement