Olina Kyononya, Ask Me??


Lyrics | Geza Gezaamu By Radio and Weasel

View Radio and Weasel's Profile
Download the MP3


GEZAGEZAAMU\'\'

INTRO [ WEASEL ]

Hhaa! Weasel manizo
We say goodlife ting dis
It\'s a beat of the fire yoh.
Weasel manizo alongside
Radio Weasel Crouch production
Gwe!!

CHORUS [ RADIO & WEASEL ]

Gezagezaamu
Wewa wewaamu
Aani akujaamu-uuh
Aani agezaamu-uuh
Gezagezaamu
Wewa wewaamu
Aani akujaamu-uuh
(Yes boss!)
Aani agezaamu-uuh

VERSE - ONE [RADIO]

Darling gezagezaamu ddala
Aani akujaamu-uuh
Bikwaatemangu laba ddala
Aani akufaako-ooh
Nkub\'ekimyanso-ooh
Nfuul\'omulyango-ooh
Nay\'onnumyanyo
Ngalin\'omusango-ooh
Ninn\'omukwaanogwo kawaala
Teguligwaawo-ooh
Aani-ii anagumira
Obusungubwo bungi
Aa..anii-ii-yeh
Aani-ii anagumira
Emikwanojjo emingi
Aani-ii-yeh

CHORUS [ RADIO & WEASEL]

VERSE - TWO [ RADIO]

Olina kyewankola
Bwenkulaba ngoyitawo
Byenkola mbireka
Masanyalaze gankuba
Nsiba nomuddomo nenem\'okumira
Nga njagala kwatula
Omumwa neguziba
Nenjoger\'ebilala
Aa-ah gw\'obondaba
lwaki tonyamba 
nomponya okuwuba
Ddala wob\'ondaba lwaki 
Tonyamba nomponya
okuwuba 
Eeh!
Aa-ani-ii anagumira
Obusungubwo obungi
Aa-aani-ii-yeh
Aa-ani-ii anagumir\'emikwanojjo emingi
Aa-aani-ii-yeh-eh
Yoo-oo-oah

CHORUS [ RADIO & WEASEL]

VERSE - THREE [ WEASEL]

Hhaa!
Ob\'ogiratugire
Byebising\'okuwooma
Hhaa!
Ob\'ogendatugende
Nzenkoy\'okulinda-aah
Yoh yoh! 
Gezagezaamu 
Babe nze teriiyo ansinga
Hhaa!
Nze nkugamba mazima
Abalala bakulimba
Nebwoob\'ogenze bulaaya
Era nsigala nkulinda-aah 
Ba memba bakulimba
Eyo gyottaba bakuccanga
Hhaa! 
Nsazeewo leero
Zabike
Wegiba missinde
Omusaayi guduke
Anti puleesa zirinye
Gatonye leero 
gakulukute-eeh

CHORUS [ RADIO & WEASEL]




View More Lyrics