Olina Kyononya, Ask Me??



Lyrics
Exercise By Sheebah Karungi


4714 Views

Download the MP3


Intro
I wish I could take you somewhere else
Andre on the beat

Verse 1
Ogenda naawe n'obula
Omutima gukooye nnyo okulindanga
Onnemesezza ne byenkola
Ndi ka cellular ompakuddemu eryanda
Abo baleke nkulabula 
Jangu eno abo tebamanyi kufumba
Ondegaleega nnyo 
Omutima tegulina maanyi munafu nnyo
Onyimbisizza ennyimba
Ezitaliko piano na guitar
Ngezezzaako okuyungayunga 
Ebigambo naye tebijja
Aah aah

Chorus
You do me like an exercise 
Onkooya
Onkooya nga exercise
So give me more exercise 
Mpiika homework exercise
You do me like an exercise 
Onkooya
Onkooya nga exercise
So give me more exercise
Mpiika homework exercise

Verse 2
Ebigezo by'ompa nga bizibu
Bizibu okukirako UNEB
Okugezesa kwo kunene 
Binsusseeko tebimanyi Celeb
Sometimes i wonder why you wana take my life
Nga gwe eyansuubiza you'll never take it
Baby we can make it
Yadde tolina money inna your wallet
Tobanga womanizer 
Kyenva nkusabbalaza mu bu appettizer
Baby n'onkanika 
N'ojjayo jek ebigingi n'owanika

Chorus
You do me like an exercise 
Onkooya
Onkooya nga exercise
So give me more exercise 
Mpiika homework exercise
You do me like an exercise 
Onkooya
Onkooya nga exercise
So give me more exercise
Mpiika homework exercise

Lyrics by mp3jaja.com

Verse 3
I wish I could take you in a private jet
Wanna take you to a private place
Would you please come to me and confess
That you love me straight in my face
Laavu gye nina mukwano yeeyongerako
By'okola bigyongera
Ebyo bye weebuzaabuza sweet n'onzirukako
Toyagala kkukungula
Ebyo bye nkukwatakwatako ate n'oneegobako
Omutima gutaagulwa, 
Ssibyagala
By'okola binnuma, aah

Chorus
You do me like an exercise 
Onkooya
Onkooya nga exercise
So give me more exercise 
Mpiika homework exercise
You do me like an exercise 
Onkooya
Onkooya nga exercise
So give me more exercise
Mpiika homework exercise

-- End --




Download the MP3


Advertisement




Newly Added Lyrics


Nkulina | Jowy Landa
278 Views

Nyege | Adrenalyn Muzik
333 Views

Mutima | Anknown Prosper
2602 Views

Ebintu Bya Daddy | Hellen Lukoma
1430 Views

You featuring Arrow Boy X Fik Fameica | Karole Kasita
3336 Views

Lifist | Fik Fameica
1761 Views

Kansalewo | Sheebah Karungi
2470 Views

Picha featuring Grenade Official | Grenade Official
1834 Views

Oliwa | Carol Nantongo
1501 Views

Simuta | Liz Cied
989 Views


View More Lyrics

Advertisement