Olina Kyononya, Ask Me??


Sing Along Lyrics


Emigugu by Derrick Kyambadde

Emigugu by Pr Derrick Kyambadde 
Introduction 
Hmm,  nyooo , nyooo . Shaaa 
Lucky Pro Ku Kyuma Nuff Empire,
  Lucky Pro Ku Kyuma 

Verse 1
Katonda gwensinza yasinga. 
Katonda gwensinza yasinga. Shaaa.
Banji baagamba mbu ebya katonda 
tebinyuma bibowa  
Abantu bagelesa mbu katonda 
gwensinza talina manyi. 
Ebintu byafuuka, 
Ebintu byataama anti atalokose yaswala.
Ebizibu byabalumba . 
Sitaani yabalumba anti katonda bamuzalawa.
Ozalawa otya katonda nolowoza 
you can get away with it , 
Amagezi genkuwa nti gundi 
osale ediiro. 
Gundi leka ebibi gyangu eno ewa yesu. 
Omutima gwasaba,. 
Olwo nemigugu gyo anagitwala. 

Chorus 
Emigugu gyo gileete eno 
Eri Yesu atalemerelwa.  
Talemererwa. 
Talemererwa. 
Talemererwa . Ehhh
Emigugu gyo gileete eno 
Eri Yesu atalemerelwa.  
Talemererwa. 
Talemererwa. 
Talemererwa 

Verse 2

Katonda gwensinza siwakyama. 
Ehhh . 
Ebilungi byakola nawe obimanyi
era obilaba. 
Awonya nendwadde, ezalema. 
Yesu lye linya erituwonya enimi zokufa. 
Erinya elyo lirina amanyi. 
Yesu olina amanyi. 
Gundi leeta enanga ngisune 
nyimbire landlord agaba obwananyini 
nebwotoba nabisanyizo. 
Yampa nekyapa mu nyumba nze ndi mwana

 
Chorus

Verse 3
Kati nga oli eyo , 
nga oli eyo omwetaaga. 
Wuuuu akuyita akutikure emigugu egyalema . 
Omusajja gwenjogerako. Tewali kimulema. 

Chorus 

Posted by Pr Derrick Kyambadde 

View Derrick Kyambadde's Profile   Download the MP3

View More Lyrics