Olina Kyononya, Ask Me??


Lyrics
Ekyama By Rema Namakula


4462 Views

Download the MP3


Ekyaama
Twasiizza Ekyaama

[Pre-chorus]
Nakufuna ng'alonze akavangata
Bintu bya mutima nze samannya
eeeeeh!
Nagezaako dda byalema
Nga njagala manye 
(Tebyamala)
kubyayiika
Omukwano kawoowo
Maama kokole otya
Nebwosiba evvumbe, 
bivaayo n'ebyeyassa
Nze nafumba luvuutu 
(Samannya)
Ebijja mu maaso 
(Samannya)
Nti aliba ani okulujjula
Laba wuuno enoooo


Chorus
Ebyaali eby'ekyaama
(Ekyaama, Twasiizza ekyaama)
Twasiizza ekyaama
(Ekyaama, twasizza ekyaama)
Biri bye twakweka
(Ekyaama, Twasiizza ekyaama)
Bye bifuuse ensonga
(Ekyaama, Twasiizza ekyaama)
Ebyaali eby'ekyama
(Ekyaama, Twasiizza ekyaama)
Twasizza ekyaama
(Ekyaama, Twasiizza ekyaama)


Verse 1
Omukwano mugyoozi
Kokole otya Togwewala
Gwa nkwasa lumu ng'enjoka bwezeyisa
Nze eyali yemanyi mu love ssigonzebwa Haaaaaa
Mpola mpola omutima nga gubbibwa
Bwenakuuma ebyaama
N'ebifuuka ebyaama
Laavu ogyooga
Laba bwonkuba engwaala
ayiiiii
Bangamba kawoowo, 
Mukwano kokole otya
Ngansibye evvumbe, 
Guvuddeyo nebyeyasa

Chorus
Ebyaali eby'ekyaama
(Ekyaama, Twasiizza ekyaama)
Twasiizza ekyaama
(Ekyaama, twasizza ekyaama)
Biri bye twakweka
(Ekyaama, Twasiizza ekyaama)
Bye bifuuse ensonga
(Ekyaama, Twasiizza ekyaama)
Ebyaali eby'ekyama
(Ekyaama, Twasiizza ekyaama)
Twasizza ekyaama
(Ekyaama, Twasiizza ekyaama)

Verse
Omukwano gwaffe Y'empagi yaffe
Kwetwesibye kwetwekumide
Olwazi olumpaniridde eeeeeh
Ssi masaali nti neyiisa
Ekyeggyo Yakinkola
Ke kaseela nze neyise
Mukuuma nga nthimbi 
Ampunnyira nga dollar
N'akigambye ne maama 
nze nankuba akaama
Yangambye kawoowo 
love kokole otya
Nebwosiba evvumbe, 
bivaayo nebyeyasa!!

Outro
Ebyaali eby'ekyaama
(Ekyaama eeeee, Twasiizza ekyaama)
Twasiizza ekyaama
(Ekyaama love eno aah, twasizza ekyaama)
Biri bye twakweka (ekyaama) 
mukwano
(Twasiizza ekyaama)
Bye bifuuse ensonga
(Ekyaama labayo Twasiizza ekyaama)
Ebyaali eby'ekyama
(Ekyaama, Twasiizza ekyaama)
Twasizza ekyaama
(Ekyaama, Twasiizza ekyaama)


Ekyaama Twasiizza ekyaama
Ekyaama Twasiizza ekyaama




Download the MP3


Advertisement




Newly Added Lyrics


Kati Nanga | Winnie Nwagi
16378 Views

Ten Over 10 | Azawi
17604 Views

Jeguli | Zafaran
7054 Views

Siri Safe | Acidic Vokoz
14771 Views

Byowaba | Bebe Cool
3738 Views

Ntya featuring Winnie Nwagi | Zex Inchi Kumi Bilangilangi
4395 Views

Gwokya Nga Omuliro | Lydia Jazmine
3721 Views

Wana Wankya | BentiBoys Africa
12005 Views

Take It Slow featuring Winnie Nwagi | Vyper Ranking
12684 Views

Dont Stop | Bebe Cool
6339 Views


View More Lyrics

Advertisement