Hey Don Jose, hey yeah hey Njagala nze nange nkwagala Verse 1: Mukwano baby, I give my love to you Ontuusizza eno gyendi leka nkuwe obweyamo, sirikuleka Kabube obulwadde, oba obwavu buno Nja kubanga naawe tulwane olutalo Kuba nkikakasa tuli bawanguzi Ninze kimu kiva eyo mu mutima gwo ggwe baby Obiddemu ebyange, kuba nkikakasa binaatunyumira Nga nkututte ewange Netukola amaka Ffe twekuumire eyo Kubanga nkwagala Chorus: Bino bye bigambo, ebimpoomera Bimponya n'obulwadde, obwokumutima Nkwagala, nkufiirako, nkunywereddeko Naawe onkuume, nga tetutenngana Verse2: You're my love, you're my girl, you're the one that i gat in my heart Kino kyenkuwa baby kankugambe Kyalubeerera, sirikuleka Bwenzijukira bye tuyise okutuuka eno Nze me nnguma kuba mmanyi ggwe gyoli ojja eno Leka nkole mukwano, tusomoke amakubo Byetuyiseemu bingi, sirikuleka Ninze kimu ate olwo Onnyanjule ewammwe Nkutwaleko ewange Era nkikakasa binaatunyumira Tuzaale abaana, ompe omusika Ffe tukole ku lwabwe Kubanga nkwagala. Chorus: Verse 3: By'okola mukwano, nze binnyumira Nze binneerabiza bali abalala By'okola mukwano, nze bindalula Nze binneerabiza bali abalala Na buli lwenkulaba bwentyi Nendozoolera ate olwo Ekisumuluzo ky'ebintu byange Twala, kiikyo twala (Chris producer, mu database records. gye tukakoledde kano, na na na na na na na) Sing Chorus and then. Bino bye bigambo, ebimpoomera Bimponya n'obulwadde, obw'okumutima Nkwagala, nkufiirako, nkunywereddeko Nange nkukuume, kubanga nkwagala Nkwagala, nkufiirako, nkunyweereddedo nange nkukuume ), kubanga nkwagala. Last chorus goes with the following adlibs: Bye bigambo bino, bino eby'omukwano Bwe nnyimba akayimba, hey yeah Buli Ku makya, eyo my ttumbi Nze nkwagala ah ah heeey yeah Ebimpoomera ah ah We're flowing, we're flowing Abateesi balumwe Nze nkututte, hey Ppaka my kidaala Abazadde mbagambye N'emikwano ngigambye My baby nti nkwagala. End
Advertisement
Ebigambo Ebiwooma | Don Jose
1237 Views
Bagambe Jiran | Don Jose
648 Views
Lifist | Fik Fameica
452 Views
Kansalewo | Sheebah Karungi
462 Views
Picha featuring Grenade Official | Grenade Official
437 Views
Oliwa | Carol Nantongo
364 Views
Kola | Daddy Andre
2835 Views
Oba Onfuna [Owebina] | Fixon Magna
1739 Views
Akageri featuring Recho Rey | Aybrah
2845 Views
Advertisement