Olina Kyononya, Ask Me??



Lyrics
Ebango%20featuring%20DT%20Timo By Rickman%20Manrick


6783 Views

Download the MP3


Intro
Artin, ebbango waliwanika?
Rickman
Waliwanika?
DT Timo
Artin on the Beat

Chorus
Maama ebbango baaliwanika
Ba-ba baliwanika 
Uh-uh, eh-eh
Nkugambye baaliwanika, 
Hhmm
Abaana mwana baaliwanika 
Eeh 
Nze nakkiriza baaliwanika 
Ebbango abaana twaliwanika, 
Eeh 
Okimanyi nti twaliwanika? 
Hhmm
Uuh, 
Nze nakkiriza twaliwanika 
Eh, eh 
Ebbango baaliwanika 

Verse 1
Bali mbatya tebambala knicker 
Tebanyega ne bw'ogasinika 
Amagulu go baagagalika 
Tebatemya anti gaabakanuka 
Bano tobawona 
Tebakutya ne bw'oba Kabona
N'obusente bwo nabwo babunona, eh 
Bo n'ekidongo batta mukago
Bakulaba no no ba ssemitego
Baaliwanika basiiba mu FACO, hmm
Kati nze Rick ndaba balabe

Chorus
Maama ebbango baaliwanika
Ba-ba baliwanika 
Uh-uh, eh-eh
Nkugambye baaliwanika, 
Hhmm
Abaana mwana baaliwanika 
Eeh 
Nze nakkiriza baaliwanika 
Ebbango abaana twaliwanika, 
Eeh 
Okimanyi nti twaliwanika? 
Hhmm
Uuh, 
Nze nakkiriza twaliwanika 
Eh, eh 
Ebbango baaliwanika 

Verse 2
Babeera Buziga 
Nziga bazivuga 
Buki bamufuna 
Ate ne welo bamukuba 
Oh no! ne z'olina bazinona
Bakukaliza n'ofuuka mukalu
Ono Immaculate ne Nabukalu
Bajja beezinya kino ekidigida 
Mbu ekidigida, ekidigida
Ekidigida ekikwata ku Nabukalu
Ekidigi.. eeh, 
Ekidigi.. hmmm
Ekidigida ekikwata ku Nabuka.. 
Aaah
Ekidigi.. eeh, 
Ekidigi.. hmmm
Ekidigida ekikwata ku Nabukalu
Oh no!

Chorus
Maama ebbango baaliwanika
Ba-ba baliwanika 
Uh-uh, eh-eh
Nkugambye baaliwanika, 
Hhmm
Abaana mwana baaliwanika 
Eeh 
Nze nakkiriza baaliwanika 
Ebbango abaana twaliwanika, 
Eeh 
Okimanyi nti twaliwanika? 
Hhmm
Uuh, 
Nze nakkiriza twaliwanika 
Eh, eh 
Ebbango baaliwanika 

Verse 3
Ne bw'ongyasa kati ssiyatika
Ne bw'ommenya kati simenyeka
Ne bw'onsesa kati sisinika 
Nze drinki nywera ku kabinika
Maama, 
Selector yakikuba 
Selector yakikuba, yoo
N'obwezinya kati sisituka 
Nzannya kyenda kati nze sisituka 
Bwe bampita kati siyitika 
Ne bw'ongyasa kati siyatika 
Ne bw'ommenya kati simenyeka
N'obwesesa kati sisinika 
Drink nywera ku kabinika 
Mwana wa maama gwe wakikuba

Chorus
Maama ebbango baaliwanika
Ba-ba baliwanika 
Uh-uh, eh-eh
Nkugambye baaliwanika, 
Hhmm
Abaana mwana baaliwanika 
Eeh 
Nze nakkiriza baaliwanika 
Ebbango abaana twaliwanika, 
Eeh 
Okimanyi nti twaliwanika? 
Hhmm
Uuh, 
Nze nakkiriza twaliwanika 
Eh, eh 
Ebbango baaliwanika 

Verse 4
Ba Ghetto Youths baliwanika 
Abasomi kyo mwaliwanika 
Basama, January yabalemesa 
December lwe musobola 
Champagne Papi yaliwanika 
Meddie Vibe n'aliwanika 
Bebina n'aliwanika 
Ethania wakikuba




Download the MP3


Advertisement




Newly Added Lyrics


Kati Nanga | Winnie Nwagi
14190 Views

Ten Over 10 | Azawi
16168 Views

Jeguli | Zafaran
6112 Views

Siri Safe | Acidic Vokoz
12791 Views

Byowaba | Bebe Cool
3570 Views

Ntya featuring Winnie Nwagi | Zex Inchi Kumi Bilangilangi
4308 Views

Gwokya Nga Omuliro | Lydia Jazmine
3598 Views

Wana Wankya | BentiBoys Africa
11816 Views

Take It Slow featuring Winnie Nwagi | Vyper Ranking
12302 Views

Dont Stop | Bebe Cool
6117 Views


View More Lyrics

Advertisement