Intro Diana... Diana... Diana Champion Moskhan Respect to the general... Philly Bongole Lutaya Gwe wange era gwe gwenalonda Nebwekiribaki no no sirikuleka Kanjatule mumaso gabanji Gwe wange era nze wuwo Oba bwaavu obano bwebugagga Naberanga nawe kuba gwe gwenalonda Okufa kwekuli twawula Gwe wange era nzewuwo Tuyambaganenga Diana wulila olwalelo Leka nkukuume nganaawe Diani bwonkuuma Nakulonda mubanji Diani babirye omulongo wowo Leka nkutwale mama ewange Omutima gunbeere munteeko Mwatu mweenya nzendabe akazigo Tambula ndabe ebitumbwe Simanyino mama Wotoli Diani ndibeera wa Simanyi obiwulira Diani njazika ku matu go Akazigo mumanyo bwoseka bwoti mpulira fniirawo Leka nkutwaale mama ewange Nkakasa oja kweyagala Tuyambaganenga Diani wulira olwalelo Leka nkukuume nganaawe Diani bwonkuuma Nakulonda mubanji Diani babirye omulongo wowo Leka nkutwaale mama ewange Mutima gunbere munteeko Mwatu mweenya nzendabe akazigo Tambula ndabe ebitumbwe Simanyino maama Wotoli Diani ndibeerawa Simanyi obiwulira Diani njazika ku matu go Kazigo mu manyo bwoseka bwoti mpulira fniirawo ho ho Leka nkutwale mama ewange Nkakasa oja kweyagala Nkwelondeyo mubalungi olutotto Mpadde nobweyamu sirikuleka Ye aliba ani, alikundesa Diani Newadeyo maama, naagondanga Nakugondera nga Diani babirye omulongo Iye maamaye npa omutima Iye maama ye npa omutima ngutwaale Kyenkusaba nze ompenga obweyamu (Diani) Tonvenga kulusegere Nebwengenda wa njagala okudda ng'awooli Mukwano gwange Oh Diani Iye maamaye npa omutima Gumpe ngutwaale Iye maama ye npa omutima ngutwaale Ngansobeza kiriza bwenenenyanga (Babirye) Diana You woman of all generations Laba olinga eyasimatuka e Puertorico
Advertisement
Kola | Daddy Andre
1249 Views
Oba Onfuna [Owebina] | Fixon Magna
1037 Views
Akageri featuring Recho Rey | Aybrah
2700 Views
Glorify You | Irene Namubiru
409 Views
Ntibula | Martha Mukisa
4556 Views
Personal | Zuli Tums
1133 Views
Advertisement