3749 Views
Intro Munnayuganda munnange Corona is here and it is real Tolyamu munnayuganda munno lukwe Bw'oba osobola sigala ewaka Bikka ku mumwa gwo Naaba mu ngalo Corona is here and it is reeeal Mpaka Sounds Uganda, Uganda Zuukuka, zuukuka Uganda, Uganda Tusabiragane Uganda Uganda, Uganda Ekirwadde kizze okutuyuza Uganda, Uganda Chrous Uganda, Uganda Oh munnayuganda weewale corona Uganda, Uganda Oh omwana w'eka weewale corona Omulabe tulina omu Tulina omu Olutalo tulina lumu Tulina lumu Buli omu abe musawo we Abe musawo we Uganda tukwatire wamu Tukwatire wamu Verse 1 Dre Cali Akolola mubeere wala Ka mask kateeke ku mumwa N'eniimu tekubeera wala Okunaaba kwa kwettanira Kati naaba engalo Tokolola mu banno Twewale omunyigo Sigala ku kazigo Bw'oba otambudde Sanitize to minimize Don't you touch your eyes Feffe Bussi FBM yo Wamma Sophie Kino ekirwadde ssi corona coffee Tell your husband please tell your wifey Cause everybody need to protect their lifey Yo, kino ekirwadde kiri viral Kifaanana biri bye nasoma mu Bible Teweetaaga mmundu oba rifle But stay safe for your survival Feffe Bussi say so Chrous Uganda, Uganda Oh munnayuganda weewale corona Uganda, Uganda Oh omwana w'eka weewale corona Omulabe tulina omu Tulina omu Olutalo tulina lumu Tulina lumu Buli omu abe musawo we Abe musawo we Uganda tukwatire wamu Tukwatire wamu Verse 2 Mr. Lee Twekwase Katonda y'asobola Ebigaanye abimala Corona ky'ekizibu Naye ate tukisinga obuzibu Bw'osalawo amazima n'okikola Tumukoona amagulu, Hmmm yeah Obugalo bukuume buyonjo Omulwadde tomukweka muweeyo mu lwatu Bobby Lash Let dem know, Let dem know know know New Generation we educating Wash your hands never forget it Musajja mukulu corona loosing Social distance, No disturbing Delivad Julio Akawuka katambulira ku ngalo zaffe Kasaasaanyizibwa bantu baffe Tewecanga tobivaako muntu wange Bye tukugamba biyamba ggwanga lyaffe Kati naaba engalo, wekuume Beera ewuwo Tokungana, Tokunganya banno naawe leka Chrous Uganda, Uganda Oh munnayuganda weewale corona Uganda, Uganda Oh omwana w'eka weewale corona Omulabe tulina omu Tulina omu Olutalo tulina lumu Tulina lumu Buli omu abe musawo we Abe musawo we Uganda tukwatire wamu Tukwatire wamu Verse 3 Joanita Kawalya Abazadde kino kirumbye tusinziire Nga bannakazadde b'eggwanga Nsaba tusituke Obuyonjo y'emu ku nkola, Ezitangira kino N'olwekyo tunyiikire, Okugondera okuwabulwa Nkubiriza abavubuka, Obutataayaaya N'abato munaabe engalo Nga tonazannya n'oluvannyuma Abato munaabe engalo Nga tonazannya noluvannyuma King Saha Eh, eno ssi mboozi Ssi mboozi Eno ssi mboozi, eh Uncle ne jajja Ndijja ne mbalaba Mbadde neetegeka Naye bino kabimale okuggwa Twerinda Naye nammwe mwerinde Twekuuma Naye nammwe mwekuume Bridge> Uganda, Uganda Oh munnayuganda weewale corona Uganda, Uganda Oh omwana w'eka weewale corona ?amba mmwe abaana ab'eka eno Uganda, Uganda Mwekuume muwone ekirwadde ekyo Uganda, Uganda Outro - Ykee Benda Stand up and fight it Uganda stand up and fight it Stand up and lead it, lead corona Out of Uganda, oh yeah Stand up and fight it Stand up and fight it Stand up and lead it, lead corona Out of Uganda, oh yeah Oh Lord Lyrics by mp3jaja.com
Advertisement
Correct | Ykee Benda
2166 Views
Love Story | Ykee Benda
1412 Views
Obangaina [Re Do] | Ykee Benda
3231 Views
Radio Man featuring Weasel Manizzo | Ykee Benda
4938 Views
Corona featuring King Saha X B2C X Joanita Kawalya X Myko Ouma X Jose Sax | Ykee Benda
3750 Views
Bomboclat Part Two featuring GNL Zamba | Ykee Benda
5549 Views
Ebintu Byo featuring John Blaq | Ykee Benda
6933 Views
Amina Aminati | Ykee Benda
4803 Views
Whistle featuring Rema | Ykee Benda
5718 Views
Superman | Ykee Benda
5933 Views
Byonkola | Ykee Benda
7522 Views
Farmer Remix featuring Sheebah Karungi | Ykee Benda
16509 Views
Wana Wankya |
1918 Views
Take It Slow featuring Winnie Nwagi | Vyper Ranking
2950 Views
Dont Stop | Bebe Cool
2578 Views
Correct | Ykee Benda
2166 Views
Obubadi | Dax Vibez
1441 Views
Sugar | Rebo Chapo
765 Views
Sembera | Geosteady
1118 Views
Lindako | Maurice Kirya
505 Views
Sinza | Eddy Kenzo
1644 Views
Am Badder featuring Jowy Landa | Grenade Official
2150 Views
Advertisement