3662 Views
Intro by Bebe Cool 0800203033 Hmm, yiiyo Enamba ya corona e Uganda Ronnie Verse 1 - Bebe Cool Waliwo ekirwadde ki kanywamusaayi Kwata mpola tekikulya mutaayi Speed kidduka ya kikumi kinaana Tekimanyi muto, mukulu na mukadde Yadde emirembe ngalo Nkusabye tokwata mu ngalo alo Bya nnaku tokuba mu ngalo Kino ekirwadde kiyita mu ngalo, Aalo Vinka Kino tekimanyi atalina alina Nkusaba baby teweegayaalira Soft spot tozitigaatiga Ngalo naabisa ssabbuuni oba sanitizer Keep your hands clean all the time Keep a distance everybody Keep your hands neat all the time Social distancing is the answer kale A Fresh Fresh Kid Buno obulwadde butemu nnyo tokola mpaka Bukwata n'abato tebumanyi bayonka Mmwe abaagala obulamu bambi Musigale ewaka Tusigale ku biragiro Tugoberere amateeka Wash your hands regularly, With soap Cover your mouth and nose, When you cough Tukozese bulungi sanitizers Fresh Kid UG mu corona distance Chorus - Bebe Cool Bbongera eyo bambi teekawo ka distance Ssi mu bubi Teekawo space wakati wo nange Ssi mu bubi Tongwa mu kafuba corona distance Ssi mu bubi Wabula kulwanyisa kirwadde kikambwe Bbongera eyo bambi teekawo ka distance Ssi mu bubi Teekawo space wakati wo nange Ssi mu bubi Tongwa mu kafuba corona distance Ssi mu bubi Wabula kulwanyisa kirwadde kikambwe Verse 2 - Allan Hendrix Olaba kimegga ne ba kirimaanyi Sigala ewaka totambula munywanyi Tekimanyi muto ssi mukulu ssi kawaani Mukama yamba gwe taasa Uganda Azawi Eeh, all over the world People are dying we're terrified, eh Azawi kambalabule Tugira tukolera ewaka kitabuse, eeh We shall overcome If we fight this together, Me and you, eh We shall overcome Brothers and sisters nsaba tuwulirize John Blaq Abe mwana, maama oba taata Tusigale waka bino ssi bya kusaaga no Nkimanyi kizibu naye kiba kitutaasa, Your bwoy Tutyame tuwulirize bye batukoba Ab'ebyobulamu bye batukoba Tunaabe mu ngalo bye batukoba Ni ssabbuuni sanitizer bye batukoba Chorus - Bebe Cool Bbongera eyo bambi teekawo ka distance Ssi mu bubi Teekawo space wakati wo nange Ssi mu bubi Tongwa mu kafuba corona distance Ssi mu bubi Wabula kulwanyisa kirwadde kikambwe Bbongera eyo bambi teekawo ka distance Ssi mu bubi Teekawo space wakati wo nange Ssi mu bubi Tongwa mu kafuba corona distance Ssi mu bubi Wabula kulwanyisa kirwadde kikambwe Verse 3 - A Pass Better think bout proper hygiene Sanitizer sanitizing The corona virus there spreading Wash up with soap and water Bwora n'ohurura kubi Stay away from we Musigare omuka Respect the quarantine Freshest nigga around town Fik Fameica Eno ye special antidote ya COVID-19 Buli mbuzi ku nkondo yaayo Stay at home quarantine Wash your hands using a sanitizer Oba ssabbuuni Abayimbi tusigale mu studio tukole tune Prevention is better than cure Towakana mutiini Awulidde bwotyo tegeeza munno toba mean Pray for me I pray for you, Twesigame ku ddiini Quarantine, ku ddiini Akira Be pasho, onyekaruba Kwa ume korachingo Kare dishu kwon Pire tek baro inarodu Chorus - Bebe Cool Bbongera eyo bambi teekawo ka distance Ssi mu bubi Teekawo space wakati wo nange Ssi mu bubi Tongwa mu kafuba corona distance Ssi mu bubi Wabula kulwanyisa kirwadde kikambwe Bbongera eyo bambi teekawo ka distance Ssi mu bubi Teekawo space wakati wo nange Ssi mu bubi Tongwa mu kafuba corona distance Ssi mu bubi Wabula kulwanyisa kirwadde kikambwe Verse 4 - Fresh Daddy COVID-19 bulwadde bubi nnyo Fresh Daddy, Mbasaba mwekuume nnyo Mwewale okutambula, N'okuku?aana ennyo Kino ky'ekirwadde Ekiyinza okutumalawo ennyo Singa tubeera tetwefuddeeko nnyo Olaba kiyuuguumya ensi zi super power Twekuume.. Vinka Keep your hands clean all the time Social distancing is the answer kale Outro Bwewabaawo ensonga yonna Ng'ekwata ku kawuka aka corona Kuba ku nnamba 0800203033
Advertisement
Dont Stop | Bebe Cool
4316 Views
Gyenvudde | Bebe Cool
3038 Views
Corona Distance featuring Vinka X Azawi X A Pass X John Blaq X All Stars | Bebe Cool
3663 Views
Nsilikamu | Bebe Cool
3509 Views
Mbozi Za Malwa featuring Sauti Sol | Bebe Cool
2511 Views
Gaba Manyi Go | Bebe Cool
3057 Views
Love You Every Day | Bebe Cool
13631 Views
Ntya featuring Winnie Nwagi | Zex Inchi Kumi Bilangilangi
1338 Views
Gwokya Nga Omuliro | Lydia Jazmine
1229 Views
Wana Wankya | BentiBoys Africa
7147 Views
Take It Slow featuring Winnie Nwagi | Vyper Ranking
7287 Views
Dont Stop | Bebe Cool
4316 Views
Correct | Ykee Benda
3553 Views
Obubadi | Dax Vibez
1869 Views
Sugar | Rebo Chapo
1067 Views
Sembera | Geosteady
1783 Views
Lindako | Maurice Kirya
765 Views
Advertisement