Canaan Land Song By Lucky Brian Instrumentals…… Baliwa X2 Abange abanjogerera nga Mbu nze sirina’yamba Ebyali byogerwa ebikyamu ku bulamu bwange, Yesu abifudde omukisa Oy’anukula essaala z’abamwesiga Kituufu asobola Labayo ebirungi byakola Oyo eyatujja e Misiri paka Canaan land omusajja asobola Oyo ekolanga ebirungi ku mulembe gwa Daudi ne kakaano y’abikola Natusikiza ettaka m’asekati g’ekibuga omusajj’asobola aaa Chorus X 2 Yesu tuzze ku lulwoooo Yesu tuzze ku lulwo e Canaan Instrumentals…… 1st verse Bakunganira ng’eyo nebatukolak’amawulire, oyo sitani nabamwesibyeko abamukoler’emirimu gye Basanyukanga nga balaba embeera ekaaye n’agabaluwa mwanyinaze wuuyo asonze neberabira nti gwetusinza mulamu oo ooo Bawandiika agabaluwa enkumuliitu ngabaloowoza nti Houise of Prayer egenda oh, najjawo agabaluwa, nassawo omukisa n’atunonyezz’ettaka era n’alisasula, Abali bebuuza nti alirisasuzaaki? Buli kibuuzo ne answer yaakyo, omwana wa ssebo wabyewunyo ekigambo kye kyeyogerera…. Chorus X 2 Yesu tuzze ku lulwoooo Yesu tuzze ku lulwo e Canaan 2nd verse Teriyo, kkanisa eri ku musinji eriwangulwa abange, Gend’olabe omukono gwamukama eyawanguza Bujingo akukolere ebinene Yesu tuzze ku lulwoooo Yesu tuzze ku lulwo e Canaan Interlude Taata tuzze ku lulwo abange, Empologoma ya Yuda Buluguma abalabe basasane Laba akasana bwekanjakira Mu House of Prayer Taata tuzze ku lulwo e Canaan Abawereza ku Salt FM, Salt TV ne Media App Eh eh…… Gend’olabe omukono gwamukama Abakadde b’ekkanisa Musumba Mutawe musumba Martin Musumba Kayizi, Sserwadda Kasaayi Mukyala Bujingo webaze oyo eyakuwanguza Akufudde kalango Taata tuzze ku lulwo e Canaan Abalamu n’abalwadde eeh eeh Abalamu n’abalwadde Abaavu n’abagagga Tikkula tikkula emigugu Tulangirire nti tuli baddembe Mu linnya lya Yesu Tikkula tikkula emigugu Ejjoogo ejjoojo ly’omulabe Liggwewo tubere ba ddembe Mu House of Prayer Taata tuzze ku lulwo e Canaan
Advertisement
Wana Wankya |
1921 Views
Take It Slow featuring Winnie Nwagi | Vyper Ranking
2951 Views
Dont Stop | Bebe Cool
2578 Views
Correct | Ykee Benda
2166 Views
Obubadi | Dax Vibez
1441 Views
Sugar | Rebo Chapo
765 Views
Sembera | Geosteady
1118 Views
Lindako | Maurice Kirya
505 Views
Sinza | Eddy Kenzo
1644 Views
Am Badder featuring Jowy Landa | Grenade Official
2150 Views
Advertisement