Intro Hmmm yeah A Winnie Nwagi Saint Andrew Music Fire Baby Recho Rey Its how we do it yeah Verse 1 Am sexy ekyo nkimanyi (ekyo nkimanyi) Ka figure keeko nakyo nkimanyi (nakyo nkimanyi) African chocolate skin ggwe ogimanyi? (tondaba) Ate ewaka tulinamu tulina money Ggwe yandeese mu kidongo Kyokka toyagala kuzina na ndongo! Oyagala nnyiige nnyo mu kidongo Tuddeyo eka ate nkukube omugongo! (hmmm) Babe tontanku tontankuula (totawaana) Bw'onyiiza tonnyiigulula (tokigeza) Bwe nku call nota cominga Babe ddala muli onjagaza ki? I want a man Who can understand If you understand You will give me time If you give me time I will give you love Buli kimu tukikola alaali Chorus Ggwe bw'ogaana Nga nfunayo bw'ogaana Nga mpepeya n'omulala bw'ogaana Nga nnyiga next ate bwe bantwala Nze tonnoonya Ggwe bw'ogaana Nga nfunayo omulala bw'ogaana Nga mpepeya n'omulala bw'ogaana Nga nnyiga next ate bwe bantwala Baby tonnoonya Verse 2 Bad boy bad boy don't check my phone Nga n'obumessage obulimu temuli yiyo Oyagala kunyiiga Sikebera yiyo saagala kukaaba Eyo tuveeyo Actually gula enkoko tubwebwene Tumya ka soda oba tumya ku mwenge Tuzine amazina ppaka tuweekeere Enkya sasula ka masaagi baweeweete Hmmm, Igye gula enkoko tubwebwene Tumya ka soda oba tumya ku mwenge Tuzine amazina ppaka tuweekeere Enkya sasula ka masaagi baweeweete Hehe Chorus Ggwe bw'ogaana Nga nfunayo bw'ogaana Nga mpepeya n'omulala bw'ogaana Nga nnyiga next ate bwe bantwala Nze tonnoonya Ggwe bw'ogaana Nga nfunayo omulala bw'ogaana Nga mpepeya n'omulala bw'ogaana Nga nnyiga next ate bwe bantwala Baby tonnoonya Verse 3 Hmmm, munda mpulira omuliro (what!) I want a fire man (yeah) Ate bwe nfuna ekisujja Njagala obeere musawo (haha, true) Am sexy ekyo nkimanyi (ekyo nkimanyi) Ka figure keeko nakyo nkimanyi (nakyo nkimanyi) African chocolate skin ggwe ogimanyi? (tondaba) Ate ewaka tulinamu tulina money Ggwe yandeese mu kidongo Kyokka toyagala kuzina na ndongo! Oyagala nnyiige nnyo mu kidongo Tuddeyo eka ate nkukube omugongo! (hmmm) Babe tontanku tontankuula (tokigeza) Bw'onyiiza tonnyiigulula Bwe nku call nota cominga Babe ddala muli onjagaza ki? I want a man Who can understand If you understand You will give me time If you give me time I will give you love Buli kimu tukikola alaali Chorus Ggwe bw'ogaana Winnie mugambe Nga nfunayo bw'ogaana Nze n’amaziga onsangule Nga mpepeya n'omulala bw'ogaana Nga nnyiga next ate bwe bantwala Nze tonnoonya Ggwe bw'ogaana Nga nfunayo omulala bw'ogaana Nga mpepeya n'omulala bw'ogaana Nga nnyiga next ate bwe bantwala Baby tonnoonya Lyrics by mp3jaja.com
Advertisement
Akageri featuring Recho Rey | Aybrah
176 Views
Glorify You | Irene Namubiru
113 Views
Ntibula | Martha Mukisa
3852 Views
Personal | Zuli Tums
932 Views
Nze Wuwo featuring Spice Diana | Papa Cidy
1471 Views
Ndaga | Irene Ntale
433 Views
Sweetheart | Zafaran
364 Views
Slay Farmer | Pia Pounds
1435 Views
Advertisement