Olina Kyononya, Ask Me??



Lyrics
Bwerere - Nothing By Dr. Jose Chameleone


17152 Views

Download the MP3


Lyrics from mp3jaja.com

Someboy coulda hate ya
De him nah foreign 
him ha hate ya,
Chameleone,
Murda Kayz..

Ensonga Jendeese,
Nsaba ma tuu go
'tuule owulile
Musajja Mukulu 
ndeka nsomese
ayagala okunyumilwa
 anyumilwe
Ombuuze nkubuuze 
twanukule
wewabaawo ensonga 
twanjulule
Gano simawulile
ssi nsonga zabulimba
 mabulile
gano simatumile
nti natumye omubaka
 nti ababulile

enno Dunia, 
Etumalila mu Bwerere
Gwo fitina,
Omufitinila Bwerere
Ne gwoyagala,
Oyagalila Bwerere
Mubutonde,
Twatondebwa Bwerere
Kimanyi nono,
Betukolela Bwerere 
Yatuwa omukka,
Gwetusa gwa Bwerere
Mbu kano kanyuma
Kakanyumilwa Bwerere
Duni Ojivaamu
Ojivaamu Bwelele

Ab'oluganda balemagana
Lule, Mukkibi,
Mutwazi ne Ssebiina
Bayeekela Omu, 
Nyini Kaliina
Ne ba taxi batiika 
baana baana
Gordown Wavamuno, 
Okikola Otya
Nze benseka naabo 
munange bentya
Baseeka kungulu 
munda nga bujja
But i leave them
 all to Jah

enno Dunia, 
Etumalila mu Bwerere
Gwo fitina,
Omufitinila Bwerere
Ne gwoyagala,
Oyagalila Bwerere
Mubutonde,
Twatondebwa Bwerere
Kimanyi nono,
Betukolela Bwerere 
Yatuwa omukka,
Gwetusa gwa Bwerere
Mbu kano kanyuma
Kakanyumilwa Bwerere
Duni Ojivaamu
Ojivaamu Bwelele 

Muba banji musiga nsigo
mufune ensimbi 
temusubilla biino
bosuubila okukujuuna
be baali kwepena nga
 bufuse ekyiilo
gwoyiita mukwano gwo
oja kwewuunya nga
 yemulaabe wo
gwoyiiya best wo
oja kutya nyo nga
 ye worst wo
bagamba muzeeyi agende
abalala bagamba asigale
ono sekitulege tutulege
muleke aba ba 
babaloga kabaloge
dunia misaanvu,
biwaanvu
byetuyiitamu ffena

Enno Dunia, 
Etumalila mu Bwerere
Gwo fitina,
Omufitinila Bwerere
Ne gwoyagala,
Oyagalila Bwerere
Mubutonde,
Twatondebwa Bwerere
Kimanyi nono,
Betukolela Bwerere 
Yatuwa omukka,
Gwetusa gwa Bwerere
Mbu kano kanyuma
Kakanyumilwa Bwerere
Duni Ojivaamu
Ojivaamu Bwelele

gat to speak the truth
Lyrics by mp3jaja.com
mi nah likkle yuti 
but u a bigger yuti
mi nah likkle yuti
watch out ya mouth
weya go chati chati
 come out a fool
gat to speak the truth
Lyrics by mp3jaja.com
mi nah likkle yuti 
but u a bigger yuti
mi nah likkle yuti
watch out ya mouth
weya go chati chati
 come out a fool

bwerere,
bwerere,
Murda Kays seen,
bwerere,
bwerere,
Ab'oluganda balemagana
Lule, Mukkibi, 
Mutwazi ne Ssebiina
Bayeekela Omu, 
Nyini Kaliina
Ne ba taxi batiika 
baana baana
Gordown Wavamuno, 
Okikola Otya
Nze benseka naabo
 munange bentya
Baseeka kungulu 
munda nga bujja
But i leave them 
all to Jah

Lyrics by mp3jaja.com




Download the MP3


Advertisement


More Lyrics From Dr. Jose Chameleone


Baliwa | Dr. Jose Chameleone
6714 Views

Champion | Dr. Jose Chameleone
14493 Views

Sili Mujjawo | Dr. Jose Chameleone
8591 Views

Agatako featuring Dj. Pius | Dr. Jose Chameleone
4930 Views

Bwerere - Nothing | Dr. Jose Chameleone
17153 Views



Newly Added Lyrics


Kati Nanga | Winnie Nwagi
13817 Views

Ten Over 10 | Azawi
15896 Views

Jeguli | Zafaran
5999 Views

Siri Safe | Acidic Vokoz
12473 Views

Byowaba | Bebe Cool
3545 Views

Ntya featuring Winnie Nwagi | Zex Inchi Kumi Bilangilangi
4295 Views

Gwokya Nga Omuliro | Lydia Jazmine
3579 Views

Wana Wankya | BentiBoys Africa
11787 Views

Take It Slow featuring Winnie Nwagi | Vyper Ranking
12225 Views

Dont Stop | Bebe Cool
6095 Views


View More Lyrics

Advertisement