Olina Kyononya, Ask Me??



Lyrics
Bibaawo By Eddy Kenzo


7887 Views

Download the MP3


Intro
Kayemba Nantabuulirirwa 
Yasaabala gwa bbumba
Ebigambo bye baamubuulirira 
Yabikwasa muzingonyo
Okukkakkana yagwa mu ga goonya 
Ensonga zaali za ntiisa

Verse 1
Mpuliririza baby dear 
Abantu abo ssi balungi, 
Yeah 
Ba rumour monger baasi 
Baagala nnyo ebigaanye ba lwali
Bakungobako, nakkiriza baakutwala
Ono propaga…, 
propaganda wakunkyaya
Ka juice kalungi mu ttaka 
Baby baakakuyiisa bya ddala 
Wankyayira bwereere, 
Bwereere, aah  

Chorus
Bibaawo ebyo 
Bibaawo ebyo 
Bibaawo ebyo 
Bibaawo ebyo bwe biba
Bibaawo ebyo 
Bibaawo ebyo 
Bibaawo ebyo 
Bibaawo ebyo byansi

Verse 2
Kati watya tusigaze ekitiibwa aah
Ebyama byaffe bisigale nga byaffe eeh 
Ka chai tukafumbire eka na nku
Abasunzi tubadduke mangu
Baby ggwe, ggwe, 
Ggwe munnange
Nze ngamba olikomawo abo ng'obabuuse

Chorus
Bibaawo ebyo 
Bibaawo ebyo 
Bibaawo ebyo 
Bibaawo ebyo bwe biba
Bibaawo ebyo 
Bibaawo ebyo 
Bibaawo ebyo 
Bibaawo ebyo byansi

Verse 3
Pereketya, pereketya, 
Emisana pereketya, pereketya
Pereketya, pereketya
Emisana pereketya, yeah 
Ye maama
Nze atalina maanyi galwana
Sirwane, nze sirina makosa
Kye mwayagaliza embazzi kibuyaga asudde
Kye mwayagala obwedda ye ssaawa mulindwa
Mukwate bulungi kye nsaba 
Oyo muntu wange 
Temunziriza nga biwompogoma 
Ebikoonagana ng'ebye Naggalama

Chorus
Bibaawo ebyo 
Bibaawo ebyo 
Bibaawo ebyo 
Bibaawo ebyo bwe biba
Bibaawo ebyo 
Bibaawo ebyo 
Bibaawo ebyo 
Bibaawo ebyo byansi
Lyrics by mp3jaja.com

Outro
Eeh
O.C
Reconciliation 
Nessim 
Yah do know




Download the MP3


Advertisement


More Lyrics From Eddy Kenzo


Weekend | Eddy Kenzo
1436 Views

My Life featuring Dj Sly X Wendy Shay | Eddy Kenzo
567 Views

Semyekozo | Eddy Kenzo
5888 Views

Bibaawo | Eddy Kenzo
7888 Views

Inabana featuring Harmonize | Eddy Kenzo
3698 Views

Never | Eddy Kenzo
3180 Views

Raha | Eddy Kenzo
2015 Views

Signal | Eddy Kenzo
4755 Views

Jubilation | Eddy Kenzo
5676 Views

Nze Mutuufu | Eddy Kenzo
6733 Views

Nanziri - Nessim Version | Eddy Kenzo
1786 Views

Mariaroza | Eddy Kenzo
5161 Views

Be Happy | Eddy Kenzo
3231 Views



Newly Added Lyrics


Lifist | Fik Fameica
452 Views

Kansalewo | Sheebah Karungi
462 Views

Picha featuring Grenade Official | Grenade Official
437 Views

Oliwa | Carol Nantongo
364 Views

Simuta | Liz Cied
838 Views

Kola | Daddy Andre
2835 Views

Oba Onfuna [Owebina] | Fixon Magna
1739 Views

Rasta Man | Quex
2118 Views

Akageri featuring Recho Rey | Aybrah
2844 Views

Wanji | Nina Roz
2203 Views


View More Lyrics

Advertisement