Intro Fresh Kid, Omubi The Texas, Lego Ray on the Beat, yeah A Bad Man Records Chorus Banzoleya lwa myaka Fresh Kid banteeka Mbalimu nga ntunuka Fresh Kid mi a bad Nze Kabaka Banzoleya lwa myaka Fresh Kid banteeka Mbalimu nga ntunuka Fresh Kid mi a bad Nze Kabaka, yeah Verse 1 Sirina budde bwe yanjula Naye ekirungi kasita mumpulira Bye munjogerako mbiwulira Mbu kanaasoma? Mbawulira Yo, Fresh Kid yenze omuti omuto Mu Texas tubaayo etiti etityo Ngya kubakuba kibooko ku mbuto Akagere katono naye kagya mu ngatto Yo, Fresh Kid yenze omwana Atuula mu ngoma ennene nga Ssebaana Fresh Kid omuto ali ku buli banner Asanyusa omuntu omukulu n'omwana Gwe! Ssaawandiikibwa mu byawandiikibwa Naye ate kino kyo ky'alina okuba Neebaza nnyo taata, maama ne baaba N'abanzoleya kano ko, kaakubakuba Chorus Banzoleya lwa myaka Fresh Kid banteeka Mbalimu nga ntunuka Fresh Kid mi a bad Nze Kabaka Banzoleya lwa myaka Fresh Kid banteeka Mbalimu nga ntunuka Fresh Kid mi a bad Nze Kabaka, yeah Verse 2 Yo, kati kyadda mu double Ba ffala bakaaba nti woowe nnyabo Mubagambe nti ndi ssebo Abasigadde babisange mu katabo Buuza ebipale mbiyuzaayuza Kirabika bo, babanaaza bbuza Bakyebuuza nnyo e??oma bwe nziboggoza Beerabidde nange kyenebuuza Chorus Banzoleya lwa myaka Fresh Kid banteeka Mbalimu nga ntunuka Fresh Kid mi a bad Nze Kabaka Banzoleya lwa myaka Fresh Kid banteeka Mbalimu nga ntunuka Fresh Kid mi a bad Nze Kabaka, yeah Verse 3 Yeah, mpita King ku stage Gwe antidde nfunira cage Gwe, nze ndi judge Sisosola ne bw'oba wa Stone Age Ndi ku map Nkuba slap Ngiwa zi rap Ng'amazzi ga tap Aba ppokoppoko muggyeewo wolokoso Match ngigadde nfuuye ne whistle Chorus Banzoleya lwa myaka Fresh Kid banteeka Mbalimu nga ntunuka Fresh Kid mi a bad Nze Kabaka Banzoleya lwa myaka Fresh Kid banteeka Mbalimu nga ntunuka Fresh Kid mi a bad Nze Kabaka, yeah Outro Mwana nze nkivuddemu The Texas, mwana tuli bakyamu Manager Francis anti mwana kye kimu Yeah, a Bad Man Records A Fresh Kid Uganda
Advertisement
Victim | Fresh Kid UG
7360 Views
Taki Taki Cover featuring 14k Bwongo | Fresh Kid UG
166016 Views
Bambi Minister | Fresh Kid UG
3953 Views
Banteeka | Fresh Kid UG
7658 Views
Ntya featuring Winnie Nwagi | Zex Inchi Kumi Bilangilangi
1345 Views
Gwokya Nga Omuliro | Lydia Jazmine
1230 Views
Wana Wankya | BentiBoys Africa
7149 Views
Take It Slow featuring Winnie Nwagi | Vyper Ranking
7296 Views
Dont Stop | Bebe Cool
4319 Views
Correct | Ykee Benda
3554 Views
Obubadi | Dax Vibez
1869 Views
Sugar | Rebo Chapo
1067 Views
Sembera | Geosteady
1784 Views
Lindako | Maurice Kirya
765 Views
Advertisement