Nessim Omaze akabanga Nga wena wepanka Nga nkusanga sanga Naye\'la nga wemiima Nga ka message okalaba n\'okatickinga Okusooma ate bwokamala N\'okadeletinga Yiiyi Nga nze nkanya kunywezamu Kakodiiyo kange Butagwamu Nga buli bwemanya Nti ojja eno Nyongela mu Ne ka perfume Olwo nenku meetinga Nkubuza ko Nesikwewa nyo Nga naye Nti Ela manyi nti Oli mu kkubo ojja Nga buli wembela Mbela nkulaba Ng\'anze gwolojja Kubanga Bankuza Ohh Tebankuza kuza Ela nawe wekoza Hmmm Wade wekoza koza Nze mama yankuza Ohh Teyankuza kuza Byenyina mbyesiga Hmm Nabyesigaliza Banange Bankuza Wooo Tebankuza Kuza Ela nawe wekoza Hmmm Yade wekoza koza Nze mama yankuza Ohh Teyankuza kuza Byenyina mbyesiga Ehhh Nabyesigaliza Tuula Kalira kakana Nkuwe kubyentegese Nzuuno Nonya kuba eliyo Binji byentelese Nonya Gulawo buli luji Lya ku luwombo Ate enkya olye ku jji Vva ku mulyango Empewo eyitilidde Oli ku bwongo Bwange wetulidde Eeeee Naye nsaba kubuzamu Kasukali keko Obba twongelemu Oteela okubibyamu Obba gwe oyagala Kuwumulamu Ye oteela okunywanywamu Ndete aka glass tuseemu Nze kuba Mbadde manyi nti Oli mu kkubo ojja Nkugambye Ebyange Batageka Babisengejja Kubanga Bankuza Ohh Tebankuza kuza Ela nawe wekoza Hmmm Wade wekoza koza Nze mama yankuza Ohh Teyankuza kuza Byenyina mbyesiga Hmm Nabyesigaliza Banange Bankuza Wooo Tebankuza Kuza Ela nawe wekoza Hmmm Yade wekoza koza Nze mama yankuza Ohh Teyankuza kuza Byenyina mbyesiga Ehhh Nabyesigaliza Babalimba nga Na Cake Ebyo ewaffe tebyaliyo Twasuza nga menvu Kyova olaba twanonga Ffe munange twajjuza Ebyo byolimu Mbu abaana betala Ye n\'ebwebetala Ehhh Tebankuza kuza Twakulila mu kooti Bwebaloopa tuwoza Nebwe webuzabuuza Wena nga wekoza Bakuza Ohh Tebakuza kuza Mwana watu bakuza Ohhh Tebakuza kuza A Nick Product
Advertisement
Nesiimye | Chosen Becky
4592 Views
Kyosaba | Chosen Becky
9049 Views
Bankuza | Chosen Becky
26021 Views
Akageri featuring Recho Rey | Aybrah
169 Views
Glorify You | Irene Namubiru
108 Views
Ntibula | Martha Mukisa
3850 Views
Personal | Zuli Tums
931 Views
Nze Wuwo featuring Spice Diana | Papa Cidy
1469 Views
Ndaga | Irene Ntale
433 Views
Sweetheart | Zafaran
364 Views
Slay Farmer | Pia Pounds
1435 Views
Advertisement