Olina Kyononya, Ask Me??


Sing Along Lyrics


Bagambe Jiran by Don Jose

Feel me, touch me
Touch me, feel me (SQ records)

Gunjiilidde, oumukwano gwe nnali nnagoba ewange
Oh, Jiran, nkole ntya
Kuba ono omwana mu kaseera akatono
Ampangudde omutima
Nebwennyimba,oluyimba
Nyimbira ye
Kanfukamire, nkusabe
Tonjabuliranga
Because baby nakupenda
Sikkyegaanankimayi okimanyi, 
Bagambe

Refrain: I love you, I need you
Girl, I love you
I need you, I want you
Njagala bamanye  (Chorus X2)

When i look at you, n'oneewala
Mpisibwa bubi
Sexy lady, girl
Wampamba
Amaaso g'otunuza
Bw'otambula, ontambulira ku mutima
Jangu gyendi
I love you so, 
Sikkiriza, nti ye ggwe, ye ggwe
Tolwangawo gy'oligenda
Ita yendi
Nkukwekewa, nkuteewa
Abayaaye gye bataakulumbe, My girl

Chorus

I love you so, 
Baby, nakupenda
Why, why
Tobabuusa
Bagambe Jiran nga bwenkwagala
Bagambe obuyimba bwenkuyimbira
Buli kumakya
Ne mu ttumbi

Chorus

L-0-V-E, L-O-V-E
Jiran

View Don Jose's Profile   Download the MP3

View More Lyrics