Intro If my country has democracy Then am not responsible For anybody's idiocy (fire) FBM Make dem fear Let dem fear Verse 1 Straight from top up to under (under) Blastful just like thunder (thunder) Kaysam totya nabagamba (FBM) Buli ammanyiira akola blunder (omuliro) Ntuuse na command ng'omukulu w'amagye Nfeefette nsomese gundi ne mikwano gye Kubanga by'akola nze byandaze ssi myaka gye Kali ku ntandikwa gwe linda bambi amannya ge Taata yafa naye era maama yankuza The game made me nze ba fan mbeebaza Bwenkoma awo kale nze mbeera neekaza Ne seebaza Katonda omu nze gwe nzikiriza Track eyagikubye yabadde Cindy Ng'agiweereza oli Sheebah Karungi Ne ngamba Kaysam gikyuse bulungi Kubanga ekimansulo tekinyuma bulungi Chorus Baagala baagala baagala Feffe Toleeta ssente nga balina Feffe Baagala baagala baagala Feffe Toyoya Feffe nga tolina ssente Baagala baagala baagala Feffe Toleeta ssente nga balina Feffe Baagala baagala baagala Feffe Toyoya Feffe nga tolina ssente Verse 2 Mbu baakooye fake Ne basaba break Kubanga baawula bbagiya ku cake Balabye bi fake Nga bibawa bi peck Ne basaba Feffe abawe quake I'm a killer ki disease To the beautiful peace Everyone me represent They never miss Nze nakoowa n'abafiisi Nsaasaanya peace That's why me educate me never diss Gwe eyetaaga Feffe nga tolina ssente Twalamu kali ka rapper k'eKawempe Gwe eyetaaga Feffe nga tolina ssente Twalamu kiri ekiyimba kkerere Chorus Baagala baagala baagala Feffe Toleeta ssente nga balina Feffe Baagala baagala baagala Feffe Toyoya Feffe nga tolina ssente Baagala baagala baagala Feffe Toleeta ssente nga balina Feffe Baagala baagala baagala Feffe Toyoya Feffe nga tolina ssente Verse 3 Respect nze kangiwe buli mummy Yenze rapper Kabaka ekitiibwa kya daddy Ne mu ba rapper tulinayo zi dummy Ate ekinnyiiza bonna baali ba homie, yo So (re)member where we come from Ah nobody say, nuh diss Another kind of new form Yeah man a Feffe Bussi Music This is the real music This is not the usual music This is not the bubble gum music Yeah man So act accordingly to this song To avoid another kind of this song Feffe Bussi says Let dem fear Chorus Baagala baagala baagala Feffe Toleeta ssente nga balina Feffe Baagala baagala baagala Feffe Toyoya Feffe nga tolina ssente Baagala baagala baagala Feffe Toleeta ssente nga balina Feffe Baagala baagala baagala Feffe Toyoya Feffe nga tolina ssente Outro Feffe Feffe Feffe A Kaysam ku Mapeesa Kaysam ku ma.. Yoo!
Advertisement
Ekyana | Feffe Bussi
1726 Views
Baagala | Feffe Bussi
4674 Views
Love Yoo | Feffe Bussi
8634 Views
Sente Zakamezza featuring Spice Diana | Feffe Bussi
4022 Views
Iddi Amin Dada | Feffe Bussi
4611 Views
Ntya featuring Winnie Nwagi | Zex Inchi Kumi Bilangilangi
1527 Views
Gwokya Nga Omuliro | Lydia Jazmine
1338 Views
Wana Wankya | BentiBoys Africa
7319 Views
Take It Slow featuring Winnie Nwagi | Vyper Ranking
7445 Views
Dont Stop | Bebe Cool
4340 Views
Correct | Ykee Benda
3565 Views
Obubadi | Dax Vibez
1887 Views
Sugar | Rebo Chapo
1069 Views
Sembera | Geosteady
1810 Views
Advertisement