Olina Kyononya, Ask Me??


Sing Along Lyrics


Anti Kale by Shillat Naj

Anti Kale Lyrics 

Intro

Uuh...
Jose hub..
Shilla uuh..
Shilla..uuh
avie...uuh...

Verse1

Nze nali manyi nti 
nina lugezigezi namalala
kyenva setawanya...
era singa nali kagatto,
nandibadde Kano akakakondo...
kambalwa bamalayo..
abeyiiya tebakasobola bulungi,
ebintu bya sipiyo...
nze mbaddenga sibiwagira bulungi,
mubeera mutya mubulamu, 
ngamukangibwa nobuwundo..
guno ogwange simuzanyo 
njagala tuzaale nabalongo..
buli kyange kyonna anti kale
nkikuwadde gwe bwomu.
uuuuuh...

Chorus

Ndi mumukwano kubanga njagala,
njagala byonjagala..
oli mumukwano kubanga onyumirwa,
onyumirwa byenkwagala..
anti kale zaabike emipiira 
tukunge abantu..
anti kale bano abatugoba emisinde
batulinde Madda..
anti kale zaabike emipiira 
tukunge abantu,
anti kale bano abatugoba emisinde
batulinde Madda..

Verse 2

Wawanuka nga katunda nogwa,
kuva waggulu kumuti nennonda..
nalinga kaveera nenkweyabiza, 
buli kimu ekyange nokimanya,
wanfumba nga kaloddo nenzigya,
nensabirira katonda ansaasire,
kumbe tolina tabbu yonna..
oli na malaika bwendaba..
sagala kukilowoozaako,
ngagyotabeera gyensula,
nze sagala kwegayirira naye 
anti kale ebibyo byeyogerera
uuhuuu...

Chorus

Ndi mumukwano kubanga njagala,
njagala byonjagala..
oli mumukwano kubanga onyumirwa,
onyumirwa byenkwagala..
anti kale zaabike emipiira 
tukunge abantu..
anti kale bano abatugoba emisinde
batulinde Madda..
anti kale zaabike emipiira 
tukunge abantu,
anti kale bano abatugoba emisinde
batulinde Madda..

Verse 3

Nkwagalako kimu,
wansuna ngabadongo
bwebasuna endongo..
olina essanyu lyondeeta
buli ddakiika nenfuna entuuyo...
nzenna,
jangu tuyimbe, obuyimba obutunyumira ,
jangu kkube akaama..
nakwagala kuva nga sinakulaba....
nensaba katonda akundetere,
nalinda nyo nyo nyo nenetamwa
nojja byonna nobikakkanya..
aahaa ..
uuh. uuuuuu..uuh..
aaaaa....ahaaaa..

Chorus

Ndi mumukwano kubanga njagala,
njagala byonjagala..
oli mumukwano kubanga onyumirwa,
onyumirwa byenkwagala..
anti kale zaabike emipiira 
tukunge abantu..
anti kale bano abatugoba emisinde
batulinde Madda..
anti kale zaabike emipiira 
tukunge abantu,
anti kale bano abatugoba emisinde
batulinde Madda..

END

View Shillat Naj's Profile   Download the MP3

View More Lyrics