Olina Kyononya, Ask Me??



Lyrics
Ani featuring Shammy K By Grenade Official


3203 Views

Download the MP3


Intro
Ayi, omutima gunnuma
Shammy K omutima gunnuma
Ayi omutima gunnuma
Grenade omutima gunnuma
Artin on the beat

Chorus
Y'ani ayinza obinkola?
Ebirungi ebyo by'onkola
Bwe nyiiga n'onnyonyoogera, 
Aaya aah
Y'ani ayinza obinkola?
Ebirungi ebyo by'okola
Bwe nkaaba n'osiisiitira, 
aya aah

Verse 1
Gyal, ba?ambye bakuwenja 
Noonya kasawo mwe nkukweka 
Ah, ah sikulimba 
Nkwagala nga bwe neeyagala nze wampenza
Yadde akuna pesa 
Omukwano ompa mungi gwa ba kakensa 
Ah, aah gwa kunzita
Ah, aah namatira 
Ah, aah sirikyusa 
Ah, yes boss

Chorus
Y'ani ayinza obinkola?
Ebirungi ebyo by'onkola
Bwe nyiiga n'onnyonyoogera, 
Aaya aah
Y'ani ayinza obinkola?
Ebirungi ebyo by'okola
Bwe nkaaba n'osiisiitira, 
aya aah


Verse 2
Ani ayinza?
Okukola ebikusinga?
Nze kale mbirowooza 
Gwe atanyiiga ne bwe nkunyiiza
Ebirungi munze ozudde, 
Eeeh ozudde 
Omukwano mungi ozadde eeh 
Ehh ozadde 
Ebirungi munze ozudde eeh, 
eeh ozudde 
Omukwano mungi ozadde eeh,
Eeeh ozadde 

Chorus
Y'ani ayinza obinkola?
Ebirungi ebyo by'onkola
Bwe nyiiga n'onnyonyoogera, 
Aaya aah
Y'ani ayinza obinkola?
Ebirungi ebyo by'okola
Bwe nkaaba n'osiisiitira, 
aya aah

Verse 3
Both
Higher, 
Girl you take me higher now
Higher, 
Girl you take me higher ah
Higher, 
Boy you take me higher ah
Higher, 
Boy you take me higher ah

Chorus
Y'ani ayinza obinkola?
Ebirungi ebyo by'onkola
Bwe nyiiga n'onnyonyoogera, 
Aaya aah
Y'ani ayinza obinkola?
Ebirungi ebyo by'okola
Bwe nkaaba n'osiisiitira, 
aya aah

Lyrics by mo3jaja.com

Outro
Ayi, omutima gunnuma
Shammy K omutima gunnuma
Ayi omutima gunnuma
Grenade omutima gunnuma
Kats Music




Download the MP3


Advertisement




Newly Added Lyrics


Nyege | Adrenalyn Muzik
252 Views

Mutima | Anknown Prosper
2175 Views

Ebintu Bya Daddy | Hellen Lukoma
1199 Views

You featuring Arrow Boy X Fik Fameica | Karole Kasita
3276 Views

Lifist | Fik Fameica
1743 Views

Kansalewo | Sheebah Karungi
2399 Views

Picha featuring Grenade Official | Grenade Official
1794 Views

Oliwa | Carol Nantongo
1425 Views

Simuta | Liz Cied
984 Views

Kola | Daddy Andre
3050 Views


View More Lyrics

Advertisement