Intro Savaam Music Andre on the Beat Bridge Mugambe awuube akatambaala Bw'agaana mukwate omuboggolere (Bbo) Mugambe awuube akatambaala Bw'agaana mukwate omuboggolere (Bbo) Mugambe awuube akatambaala Bw'agaana mukwate omuboggolere (Bbo) Mugambe awuube akatambaala Bw'agaana mukwate omuboggolere (Bbo, bbo bbo, bbo) Chorus Wuuba akatambaala Towuubira mulala Mpuubira akatambaala Towuubira mulala Wuuba akatambaala Towuubira mulala Mpuubira akatambaala Wuuba wuuba wuuba wuuba Verse 1 Bwe ntuuka mu kifo Bazina bagamba Agent y'aliko Tomweyimbamu mulabire wala Muyoozi akuba ebigwo Ziba nseko buba bukule Olw'ebigambo by'alina entoko Akukubira mu mazzi ku lukalu Mu bbanga akulumba ne mu nsiko Akayimba ko ka ddalu Kati buuka nga gwe basaze embalu Atasobola kubuuka gwe teweemenya Kongojja nga kangaroo Essanyu lite Jaganya abamu ku ffe tebalina magulu Ebizibu n'ennaku ffenna tubirina Naye tetubyetimba ku ngulu Ggya emitaafu mu kyenyi Ba mudigize toba mulwanyi Si kubye lingala Naye nkuleetera okwenyoola ng'ekisanyi Nga Elly Wamala bw'oba ojjukira Nze ani yali ammanyi? Gundi magaamaga Omuganda, Omusoga Omukiga, Omunyankole gwe mugambe Bridge Mugambe awuube akatambaala Bw'agaana mukwate omuboggolere (Bbo) Mugambe awuube akatambaala Bw'agaana mukwate omuboggolere (Bbo) Mugambe awuube akatambaala Bw'agaana mukwate omuboggolere (Bbo) Mugambe awuube akatambaala Bw'agaana mukwate omuboggolere (Bbo, bbo bbo, bbo) Chorus Wuuba akatambaala Towuubira mulala Mpuubira akatambaala Towuubira mulala Wuuba akatambaala Towuubira mulala Mpuubira akatambaala Wuuba wuuba wuuba wuuba Verse 2 Lugaflow Embassy Nseeyeeya kuli ng'alina enkasi Ssi bunkenke genocide y'Abahutu n'Abatutsi Mpa paasi ngolole abalina amavuunya mu lyrics Kabeepike mbawangule mu ggeyeena Mu ggulu ne ku nsi Bbugumu ne mu butiti Nkuzinisa Bakisimba, Muwogola Bulamu bw'ensi buba ng'emmotoka Abulina kati vulumula Ani akuba buli kigoma? Sirika cce tobalabula Atemaatema ebigambo oluusi Asooka na bitwala mu lufula Munsiime, bwe n'ajja Nze n'ajja n'ekyange mu industry Ba follower kati nabo bawera Nafuuka factor tree Kamulali nze chilli Mu bino ebigoma nze referee Nali nafuuka musirifu Naye kati ebbugumu lingi Yita akuliraanye mugambe Bridge Mugambe awuube akatambaala Bw'agaana mukwate omuboggolere (Bbo) Mugambe awuube akatambaala Bw'agaana mukwate omuboggolere (Bbo) Mugambe awuube akatambaala Bw'agaana mukwate omuboggolere (Bbo) Mugambe awuube akatambaala Bw'agaana mukwate omuboggolere (Bbo, bbo bbo, bbo) Chorus Wuuba akatambaala Towuubira mulala Mpuubira akatambaala Towuubira mulala Wuuba akatambaala Towuubira mulala Mpuubira akatambaala Wuuba wuuba wuuba wuuba Outro Yo! Mu Lugaflow (Mu Lugaflow) Nze alina bbendera Yo! Hmm! Togikwatako D A to the G to the E N T
Advertisement
Kola | Daddy Andre
1254 Views
Oba Onfuna [Owebina] | Fixon Magna
1037 Views
Akageri featuring Recho Rey | Aybrah
2702 Views
Glorify You | Irene Namubiru
409 Views
Ntibula | Martha Mukisa
4557 Views
Personal | Zuli Tums
1133 Views
Advertisement