Intro Ali Breezy oli wa ggume, Oba olinze batugule Ah EeZzy the lyrical… Woooo!!! Verse I Waliwo abalinze batugule Waliwo abalaba nga bya bbule Nga mitima jakaluba ba ggume eh... Wenabyogela tebankime Anyway… Naye nga ki ekiliwo Mbalaba muyita yita eyo ekiro Naye kambuuze nga fala, Muba mulagawa? Ela obusajja ku kubo, Mwe mubuyitawa? Emitima mikalu muli ba ggume Mu curfew, Mbu emotoka muvuga nvuge Road block muzimanyi, Mutema nteme Akasajja wekakukwata Okasimba zzike Chorus Hallooo… Muli ba ggume Jemuliii… Oba mulinze batugule Hallooo… Eh eh mwena abeggume Kili kitya eyo, Namwe abalinze batugule Hallooo… Muli ba ggume Jemuliii… Oba mulinze batugule Hallooo… Eh eh mwena abeggume Kili kitya eyo, Namwe abalinze batugule Verse II Tuli eno tunywa torero Nga wetulinda muzeyi atute Eno si after party Wabula before party Yeffe aba checking sound Emizindalo mu bbala jikyakola Amachupa we count…eh Webanatugula go ganatumala Webatukwata enkya tudayo Enkya tudayo Newebatugoba ffe tudangayo Akitegede kuba mungalo Chorus Hallooo… Muli ba ggume Jemuliii… Oba mulinze batugule Hallooo… Eh eh mwena abeggume Kili kitya eyo, Namwe abalinze batugule Hallooo… Muli ba ggume Jemuliii… Oba mulinze batugule Hallooo… Eh eh mwena abeggume Kili kitya eyo, Namwe abalinze batugule VERSE 3 Kawempe jetuva muli ba ggume, Oba mulinze batugule Makindye muli ba ggume Oba mulinze batugule Nansana muli ba ggume Natete mbabuuza, Muli ba ggume? kololo bugolobi bo ba ggume Mu curfew, Mbu emotoka bavuga nvuga Road block bazimanyi Batema nteme Obusabajja bubakwata Babusimba Zzike... Chorus Hallooo… Muli ba ggume Jemuliii… Oba mulinze batugule Hallooo… Eh eh mwena abeggume Kili kitya eyo, Namwe abalinze batugule Hallooo… Muli ba ggume Jemuliii… Oba mulinze batugule Hallooo… Eh eh mwena abeggume Kili kitya eyo, Namwe abalinze batugule Outro Lindako, Kyogamba bulijjo muyitayo ne dj nakuba akayimba nokazinako Kyogamba waiter, Aleta beer nomunywa nako Nga kati lwaki temutugambako Ah EeZzy the lyrical.. Ali Breeezyyyy for shizzyyyyy
Advertisement
Kati Nanga | Winnie Nwagi
6356 Views
Ten Over 10 | Azawi
10253 Views
Siri Safe | Acidic Vokoz
6350 Views
Byowaba | Bebe Cool
3061 Views
Ntya featuring Winnie Nwagi | Zex Inchi Kumi Bilangilangi
3799 Views
Gwokya Nga Omuliro | Lydia Jazmine
2941 Views
Wana Wankya | BentiBoys Africa
10441 Views
Take It Slow featuring Winnie Nwagi | Vyper Ranking
10830 Views
Dont Stop | Bebe Cool
5425 Views
Advertisement