Okay Yeah Work, work guno omwoto gwaka Eno ssi come back For number one album twongera bwongezi ku work Tujjuzaamu black Tubalaga ntino tubasinga rank Balumbisa butida tujja na ttanka Mbojja nga mbalabaasa Mbalagala nga kaasa The legendary author King T’Challa mu Black Panther Yenze question nze answer Emperor Mansa Musa Mutabani wa Mufasa Mudini omufuusa Rapper, actor, philosopher ng’ate professor Plato, Socrates, Voltaire, Aristotle mu total Bwe njogera nga Confucius bagamba ye sir Lwe nasomesa flow nkizudde nti waliyo abaayosa Nze tebampona nga cancer Tebansimattuka nga Kunsa Ndi bulamu ku buli mukutu Nga butulututtu ku ffene Mwana wattu check one two When am back to Part two nkomyewo nkuwe bye nakusuubiza mu lwatu Baboon Forest military totugeraageranya ku ba scout Nkyali young and restless in this life mwattu Misana oba ttuntu Gwe ow’emputtu Kibooko asatu mu ssatu Mu mpulukutu Nze siteesa nga Katuntu Mbakasuka mu boot Nze atasiimuuka nga tattoo Mbateerako silencer n‘eryoka ebakuba (phew phew) Wulira Paapa Ssabakristu agaba amasakramentu Uganda gye nnyimusa kubanga y’eyampa ebyangimusa Mu Hollywood mbagamba Denzel tasinga Doctor Bbosa Ossa wulira rhyme ey’ekiriisa n’akaloosa Gwe okyuma ng’eb***a lya bouncer ng’ekyangwe ayosa Don’t worry be happy nga Barbie Sisolooza busuulu na inventing-a amasappe Nze nakola master formula ne ndyoka nkuwa okoppe Kati mpulira weeyita General nga nze agaba kyepe Nayogeranga vernacular n’olyoka odduka oloope N’okomawo ne Headmaster mwembi ne mbakuba nga bwe njogera olukyope Bwe ntuula ku beat bampita nannyinimu Bba ffe Hip hop tayayuuya nga Zamba y’agaba buffet Erinnya lyange mu calligraphy Eno Uganda Yaffe Bwebeera life sentence tuli mu bbanga nga apostrophe Tutandikire we twakoma tubakanuze amaaso nga trachoma Weetegereze eyo teyali full stop, yali coma Zamba takoma takoma takoma takoma takoma takoma Bwe nsuula hard shit ng’owenkaka aludde okufuluma Nze shark mu aquarium Weapon grade ya uranium Yenze vibranium Spartacus mu Colosseum Mbabobbesa cranium Bayoya aspirin na valium Bawoza batunda platinum Bukebe bwa Blue Band aluminium Nze ndi heavy metal engatto yange tebagigyamu Master mu ring mbakuba nga nkozesa omukono gumu Kyangu nnyo buli muntu asobola okuwandika rhyme Ne baby owa nursery asobola okugamba one plus one Naye okusanga awandiika poem zino empoomu Mu million ana mu emu Osobola kusangamu omu GNL zamba brand Zambaland bad, hard Nzitowa ng‘enjovu ttaano muwewuka nga Judith Heard Blood lemera mu kkubo ngya kkutomeza guard Ngya kumementula ng‘ekiyenje wansi wa Timberland Kikube blow mu nnyindo okiyuze akalindaminyira Kikube engolo ku lulimi bw‘okisanga nga kikumanyiira Useless ng‘ennyukuta A ne Y mu kigambo okay Nze nakubanga ba guy tteke ku break Okufuna ebindaazi nvubiike Kati bwe nkwata ku mmwe ba soft boy ha! Kazaabike Back on top ng’emberenge ku solyu Nze ndi mpologoma olowooza ntya emiyaayu? I’m only here to aspire and inspire you Ky’ekiseera okwawula empungu ku ŋŋaaŋa Ky’ekiseera okwawula embaata mu ŋŋaali Hip hop n’ekidandali Ojja kweŋaaka Kano akazanyo kajja kuggwa nga kabakubye ssatu aah aah aah Abanafu mpulira nabo bali eyo, nga beesudiya Mbu nze nange nthobola okuteeka ezzike mu kandooya Bayoya obagoyaagoya nga bogoya Kuba nze ndi Gorilla Silverback lubakyoya Balowooza naakalaba embaga, ze bagabula soya Ebintu bye bakolera practice for one full year go and compare Zambaland ate mwana wattu nze mbikola bwe njayuuya Am here to promote love naye tonkwata mu kirevu Teri ky’onsinga okuggyako obuddugavu, obwavu n’obutumbaavu Nze okukulaba netaaga kukozesa microscope Naye ate gwe okundaba wetaaga okukozesa telescope hib ni hip the hip you don’t stop let there be luga flow yenze katonda wa Hip hop GNL Zamba Kawempe Ntinda Representer Muzzukulu wa Nsimbi tulye lupiiya zitta Mbadde mu Hollywood nga njiiya za Lupita Ne ndyoka mpulira empewo z’eka mwana nga zimpita Mbadde North of the wall nga John Snow mu winter Khaleesi namweddiza kasita Karl Drog yaweta Hard spitter nze ateta Teri ansinga bunene mw‘eno solar system yenze Jupiter Am more than a star Pulmonary oba Aorta Inspiration y’ekulukuta Bwebeera race mu Animal Kingdom yenze cheetah In another dimension I cause hypertension Full blown lyrical illness past prevention Who’s the best around is no subject of contention Ne bwembula nkomawo nga Dave Chapel Obwongo bwetooloola nga fuluweelo Bakaabye agajjuza pail Cause they feel me like braille Where’s our boy GNL double X L Breath in and exhale Let me deliver like a pregnant female DHL or email Give you an eargasm You aint heard a rap like this in a while Yours sincerely
Advertisement
Zim Zim Bombo | GNL Zamba
2063 Views
Yours Sincerely - Vibranium Free Style | GNL Zamba
6450 Views
Kati Nanga | Winnie Nwagi
8621 Views
Ten Over 10 | Azawi
11945 Views
Siri Safe | Acidic Vokoz
8124 Views
Byowaba | Bebe Cool
3256 Views
Ntya featuring Winnie Nwagi | Zex Inchi Kumi Bilangilangi
4002 Views
Gwokya Nga Omuliro | Lydia Jazmine
3177 Views
Wana Wankya | BentiBoys Africa
10840 Views
Take It Slow featuring Winnie Nwagi | Vyper Ranking
11274 Views
Dont Stop | Bebe Cool
5675 Views
Advertisement