Intro In the name of the Father The son and the Holy Spirit A Fresh Kid Uganda De Texas Eno Beats Chorus Buli lwe munenegana Ne musikagana Fresh Kid still Am a victim Mister Talanta yanguwa wano Nkukubira tokwata Yeggwe eyatandika bino Am a victim Oli mukulu nnyo mu kino Yeggwe nsonga lwaki Mbakubyemu ne kano Am a victim Mukama nnyamba nnyo ku luno Yonna gye biggwera Nneme kubeera nga Am a victim X 2 Verse 1 Yo, it wasn't my intention Saagala nnyo nakubateeka ku tension Fresh Kid kunze talent ngiyita vision Naye ndaba nga fruit ogifuukidde poison Talent ssi prison Njagala genda maaso nnyo nnyo nga lotion Okay, gwe Mister Talanta oliwa Onnyonyole eggwanga? Nti oli wa ntondo nnyo Bwe batakufaako ogwa Ne Mister Education Am calling your phone Okimanyi nina mission Bwe mba mu depression Mbeera nkaluubiriza banno ba Mister Lesson Am your son It's a big concern Chorus Buli lwe munenegana Ne musikagana Fresh Kid still Am a victim Mister Talanta yanguwa wano Nkukubira tokwata Yeggwe eyatandika bino Am a victim Oli mukulu nnyo mu kino Yeggwe nsonga lwaki Mbakubyemu ne kano Am a victim Mukama nnyamba nnyo ku luno Yonna gye biggwera Nneme kubeera nga Am a victim X 2 Verse 2 Mister Talanta bakunoonya mutala ku mutala Nze byonna by'onkoledde Ne kye nkuwa ne kimbula Lwakuba waliwo eyo abakucupula Mbu abafera ennamba yo Ba victim mu kye bakola Nga bwe mukwatagana ne Mister Education Temwevaamu mubeere wamu mu nation Saagala victim mulala mu generation Muwulire eddoboozi Mujje tugatte emboozi Nze ndaba nga ffe abakyali ku Front Page Ekitabo kya fite kisome paka last page Nze ndaba ng'abali mu kiyuzaamu empapula Kinnuma kuba ze bayuza zensinga okwagala Chorus Buli lwe munenegana Ne musikagana Fresh Kid still Am a victim Mister Talanta yanguwa wano Nkukubira tokwata Yeggwe eyatandika bino Am a victim Oli mukulu nnyo mu kino Yeggwe nsonga lwaki Mbakubyemu ne kano Am a victim Mukama nnyamba nnyo ku luno Yonna gye biggwera Nneme kubeera nga Am a victim X 2 Verse 3 Mukama nkimanyi yonna gy'oli ompulira Byonna ebigenda maaso nkimanyi obilengera Nsaba nga bulijjo ne leero tondekerera Nteekaako omukono gwo N'ekisa kyo gye njolekera Sijja tuula ng'amata gabimbye bwe gayiika? Bweganaakalira ne gaggwa Mu sseppiki oba ebbinika? Mba ntuuse ogisiiba sinakindi ogisula Ky'ova olaba nvuddeyo Mbeeko ne kye nkola Sijja kubeera victim Kambeere survivor not a victim Nandibadde nsirika buli kimu ne nkireka Naye ate future mbeera ngiziika Chorus Buli lwe munenegana Ne musikagana Fresh Kid still Am a victim Mister Talanta yanguwa wano Nkukubira tokwata Yeggwe eyatandika bino Am a victim Oli mukulu nnyo mu kino Yeggwe nsonga lwaki Mbakubyemu ne kano Am a victim Mukama nnyamba nnyo ku luno Yonna gye biggwera Nneme kubeera nga Am a victim
Advertisement
Victim | Fresh Kid UG
7481 Views
Taki Taki Cover featuring 14k Bwongo | Fresh Kid UG
166364 Views
Bambi Minister | Fresh Kid UG
4062 Views
Banteeka | Fresh Kid UG
7782 Views
Kati Nanga | Winnie Nwagi
8755 Views
Ten Over 10 | Azawi
12045 Views
Siri Safe | Acidic Vokoz
8273 Views
Byowaba | Bebe Cool
3268 Views
Ntya featuring Winnie Nwagi | Zex Inchi Kumi Bilangilangi
4015 Views
Gwokya Nga Omuliro | Lydia Jazmine
3194 Views
Wana Wankya | BentiBoys Africa
10875 Views
Take It Slow featuring Winnie Nwagi | Vyper Ranking
11295 Views
Dont Stop | Bebe Cool
5689 Views
Advertisement