All Olutalo nga luwedde Tuliyambala engule Tuliyambala engule Tuliyambala engule Olutalo nga luwedde Tuliyambala engule Tulivimba mu Uganda empya Bobi 'Never, never and never again Shall it be That this beautiful nation Will again experience The oppression Of one by another And bear the indignity Of being the skunk of the world' Yaga yaga yaga yeah All Olutalo nga luwedde Tuliyambala engule Tuliyambala engule Tuliyambala engule Olutalo nga luwedde Tuliyambala engule Tulivimba mu Uganda empya Tuliyambala Tuliyambala Tuliyambala Tuliyambala Engule ezimasammasa Olutalo nga luwedde Tuliyambala engule Tulivimba mu Uganda empya Nubian (Obusosoze) Obusosoze nga buwedde Tuliyambala engule Enguzi nga ewedde Tuliyambala engule N'ekibbattaka nga kiwedde Tuliyambala engule Tulivimba mu Uganda empya Dr. Hilderman Teargas (Teargas) ng'awedde Tuliyambala engule Eh obwa nakyemalira Nga buwedde Tuliyambala engule Obukenuzi nga bugenze Tuliyambala engule Tulivimba mu Uganda empya All (Tuliyambala) Tuliyambala Tuliyambala Tuliyambala (Tuliyambala) Engule ezimasammasa (ezimasammasa) Olutalo nga luwedde Tuliyambala engule Tulivimba mu Uganda empya Irene Namatovu Obuyinza mu mikono gy'abantu Eyo y'ensi ensuubize Tuliba nga Tebakyatufugisa mmundu Mu nsi ensuubize Mu ggwanga Ery'amazima n'obwenkanya Ensi ensuubize Tulinyumirwa Uganda eyo Bobi Kale no funa endagamuntu Osobole okwebeereramu N'okukyusa ebikunyiga Ago amaanyi tugalina Era, People Power ng'ewangudde Tuliyambala engule Tulinyumirwa Uganda empya Saha Omusolo nga gukendedde Tuliyambala engule Abalimi nga bafunye akatale Tuliyambala engule Nga mu nsiiyo olina eddembe Tuliyambala engule Tulivimba mu Uganda empya Ntale Amalwaliro nga gateredde Tuliyambala engule Nga tetukyafa nga tuzaala Tuliyambala engule Nga buli kikyamu kiteredde Tuliyambala engule Tulivimba mu Uganda empya Pr. Bugembe Mukozese mirembe temulwana Tuliyambala engule Mwenna muli baana ba Ruhanga Tuliyambala engule Bannayuganda tuli baaluganda Tuliyambala engule Tulinyumirwa Uganda eyo All Tuliyambala Tuliyambala Tuliyambala Tuliyambala Engule ezimasammasa (ezimasammasa) Olutalo nga luwedde Tuliyambala engule Tulivimba mu Uganda empya
Advertisement
Akatengo | H.E Bobi Wine
2732 Views
Corona Virus Alert featuring Nubian Li | H.E Bobi Wine
1552 Views
Osobola featuring Nubian Li | H.E Bobi Wine
4649 Views
Tuliyambala Engule | H.E Bobi Wine
5978 Views
Situuka | H.E Bobi Wine
4347 Views
Dembe - Call For Peaceful 2016 Elections | H.E Bobi Wine
3207 Views
Tomusobola | H.E Bobi Wine
2158 Views
Kampala - Ssi Kibuga Kya aba Fala | H.E Bobi Wine
4421 Views
Akageri featuring Recho Rey | Aybrah
173 Views
Glorify You | Irene Namubiru
111 Views
Ntibula | Martha Mukisa
3851 Views
Personal | Zuli Tums
931 Views
Nze Wuwo featuring Spice Diana | Papa Cidy
1470 Views
Ndaga | Irene Ntale
433 Views
Sweetheart | Zafaran
364 Views
Slay Farmer | Pia Pounds
1435 Views
Advertisement